Baby ebbanga lyemazze nga Siri nawe
It seems have been in jail
Nti obadde wamazeemu nyo nawe baby
Nga ne mmere sikyalya
Nga buli kwatula, baby njatula gwe
Baby obaddeyo with who?
And I cant express your weak feelings
Those I found in your love
Aah ah ah mwami nawee
Love yo empebudde nze enkubye
Nabuli kyenkola tota na lo
buba butego bwentega, eh
Kaba katego akankyusa amaaso
Bwenkulaba nentunula battery low
Nengonda nembera ngeryenvu, Kaba katego
Still katego that makes me lose my mind without you baby my king
Nanaana that's my boy, we are two in one
Katino kanfube, nsabe, ndabe, honey
Katonda eyakumpa ayambe
Yenze nga ?
Nga toli nange mbeera nerimbye
Kati ndi ssimu yo nyiga nyiga obwongo busse kunze tokyusa maaso go
Baby when you looked up down deep in my heart
Wambunyebunye nzenna
Abo abakusiggula misota egyo
Baby bagambe gwolina Ali class above
Baby am a blessing, nyweza tota kyolina, oh!
Kaba katego akankyusa amaaso
Bwenkulaba nentunula battery low
Nengonda nembera ngeryenvu, Kaba katego
Still katego that makes me lose my mind without you baby my king
Nanaana that's my boy, we are two in one
Kantwaala, oh nzuuno mbikidde
Mu love yooooo, I stay whole oh oh!
Kantwala mama nze
Oh nzuuno mbikidde
Mu love yo I stay yi ih ih!
Baby tongamba mbu kwekoza
Ate gwe lwokaaba nze kantwala (Gute guterere)
Neninda netumbula otulo nge kimbonybonya kafuba (Tekawo nterere)
Daddy ngamba mbu tondaba byenkola mwami wange nfe olaba
Nyamba nze nawe try to understand my situation (Tekawo nterere)
Ooh daddy, baby ndajyanye
ooh daddy, baby nyamba nawe
Kuba omanyi ebyo byamanyi
Mukwano ebikusike mutima
Kwatako, totally, ebikusike mutima
Kaba katego akankyusa amaaso
Bwenkulaba nentunula battery low
Nengonda nembera ngeryenvu, Kaba katego
Still katego that makes me lose my mind without you baby my king
Nanaana that's my boy, we are two in one