Singa singa Mukama yali atulaga emitima
Kale nze saali zunze biri biri ebyamaluma
Nandizze gyoli
Ne silinda kuyita mubanuma
Nga tukalaga darling
Nkakasa wava eri Mukama
Yakuntondera ng'oli wange
N'akuwa color efanana eyange
Olubirizi lwo nzuuno munange
Omubiri gwo mwemwava ogwange
Kati tuli omu n'ono abange
Tuli musaayi gumu banange
Terako ananise kaweta munange
Buli gyenzira nzunga naawe
Kansubire eeh (Kansubire)
Mu mutiima gwo tolyekyusa
Tubifuule byaddala, ah
Mbeere wuwo nawe obe owanga
Kansubire nzubiza (nsubire)
Mu mutiima gwo tolyekyusa
Tubifuule byaddala, ah
Mbeere wuwo nawe obe owanga
Aaaah aah!
Nakulabirawo nga nakakufuna
Nga buli wentunula gyendaga ndaba ettaala
Olina omukwano
Omanyi webakwata omukyala kale nŋanze
Olina ebugumu, eh!
Buli wonkwatako olutiko luddayo nze nembuguma
Kilabe ebiiso
Bilinga mama bya ndege yeah he!
Ate otugalo two
Tulinga kale twa malaika ma ma ma!
Kyoka baby olina body!
Onkwasa manyi tondeka kugwa mmmh!
Kale mukwano love yo ddala sijilojja
Nebwenkuvira nenkuleka gwe osigala ojja
Wetwekyawa ne wenkuvuma ng'olukera ojja
Ye banange oyo alinsigula oyo abaludde oh oh!
Kansubire eeh (Kansubire)
Mu mutiima gwo tolyekyusa (tolyekyusa)
Tubifuule byaddala, ah (aah ah!)
Mbeere wuwo nawe obe owanga