0:00
3:02
Now playing: Sango

Sango Lyrics by Eddy Kenzo


Oh oh
Sango
Kangamu awo sango
Sango
Sulamuko ka sango
Sawa yeyo
Sango
Kangamu awo sango
Kwata ffunya mugongo
Sango
Sulamu ka sango
Sawa yeyo

Wama ababitegera mujebale?
DJ sumulula leka ffe twetale
Atalina sente leka dako ebbali
Ebyana bisembere ffe tukyekole
Leero mudido
Kuvubira kanyama ku musito, ku meketa
Atalina ngato mu bigere
Genda onywe ku mwenge bigere
Oli-oli-oli-oli-oli-leero (sing)
Oli-oli-oli-oli-oli-leero (sing)
Oli-oli-oli-oli-oli yeah
Oli-oli-oli yeah eh

Sango
Kangamu awo sango
Baba ffunya mugongo
Sango (Yeah)
Sulamu awo sango
Toffa ku bigambo
Sango (Yeah)
Kangamu awo sango
Mukwano ffunya mugongo
Sango (Yeah)
Sulamu awo sango
Toffa ku bigambo

Abalina ebizibu byabwe nze mbalaba
Balina kutula bbali nebatuulaba
Bawoza kimu mbu DJ y'aba bore
Kuba ensonga mbu omuziki yagumala
Naye nga bw'otunulamu walayi bamukubya
Bamubazisa bubi kubanga tabafuna
Baatukuba ennaku n'ebizibu byabwe
Bakuserera mu katale
Kyoka ate gwe oyombesa kubo laba kale
Ff'abalina essanyu leka leka tubikole
Wama bakyaali mu musembere tubikole (Otegede!)

Sango
Kangamu awo sango
Baba ffunya mugongo
Sango (Yeah)
Sulamu awo sango
Toffa ku bigambo
Sango (Yeah)
Kangamu awo sango
Mukwano ffunya mugongo
Sango (Ah yo!)
Sulamu awo sango
Toffa ku bigambo

Dugaza bigere
Gusambe bigube
Dugaza bigere
Gusambe bigube
Dugaza bigere
Wama linnya mu kakondo
Kalinnye kati kusula mu ngato (Eh yo!)
Sagala bigambo, sategedde, sawulidde bityo
Njagala ogulye omuziki gwonna
Wama njagala ndabe oba obitegeera
Nkugambye njagala ondage omuziki gwonna
Njagala obisomese nange mbitegere (Ah yeah)
Njagala nfune mu
Mukwano njagala nfunemu (Oh yo-yoyo)
Mundeke nchinemu
Ne bwetugenda eka nfune mu (Oh yo-yoyo)
Njagala nfune mu
Nange njagala nfunemu
Mundeke nchinemu
Ne bwetugenda eka nfune mu (Kikube!)

Sango
Kangamu awo sango
Baba ffunya mugongo
Sango (Yeah)
Sulamu awo sango
Toffa ku bigambo
Sango (Yeah)
Kangamu awo sango
Be-bere bere-bemu-bemu
Martha Mukisa ne Eddy Kenzo kyekyo
(Wa ah yuh say?)
Ah say be-bere bere-bemu-bemu (Yeah man)

Eddy Kenzo Singles