Leero okkiriziddwa laba oliko favour
(Oliko favour)
Ki ekinaagaana Mukama Katonda
Ayogedde okkiriziddwa
(Oliko favour)
Kati byonna ebigaanye bireke emabega
Okkirize Katonda akola eby’ekisa
Nze naawe laba tuliko favour
Era tukkirizibwa
Okkiriziddwa oliko favour
(Oliko favour)
Ki ekinaagaana Mukama Katonda
Ayogedde okkiriziddwa
(Oliko favour)
Kati byonna ebigaanye bireke emabega
Okkirize Katonda akola eby’ekisa
Nze naawe laba tuliko favour
Era tukkirizibwa
Omwaka omukadde laba gugenze
Naye ogumaze otya era onaabeerawo otya?
Mu guno omwaka omupya
Nga tolabye kulemesebwa
Buli ggwanga gy’ogenda yogera
Buli nnyumba w’oyingira yogera
Mukama Katonda atoye order kati oliko favour
Ogule ennyumba yo oba
Ozimbe ennyumba yo mukwano
Ogule emmotoka yo ate ofune n’omulimu
Gwe toli mw’abo abanaafa kigaane
Toli mw’abo abalemererwa ku nsi
Mukama Katonda atoye order nti oliko favour
Leero okkiriziddwa laba oliko favour
(Oliko favour)
Ki ekinaagaana Mukama Katonda
Ayogedde okkiriziddwa
Oliko favour
Nanti byonna ebigaanye bireke emabega
Okkirize Katonda akola eby’ekisa (okkirize, okkirize)
Nze naawe laba tuliko favour (eeh)
Era tukkirizibwa
Kati teri kwebaka
Teri kwebaka tumuyite omutonzi
(Oliko favour)
Ba malayika labayo beetala batuweereze
(Oliko favour)
Eryo eggulu nalyo kati limaze
Okusumulula byonna bye tusaba
Anti devine yo appointment
Eno permission granted
Ffe okuba obulungi nze naawe
Mukama akkirizza ooh
Leero okkiriziddwa laba oliko favour
(Oliko favour)
Ki ekinaagaana Mukama Katonda (kiki?)
Ayogedde okkiriziddwa
(Oliko favour)
Nanti byonna ebigaanye bireke emabega (ebigaanye)
Okkirize Katonda akola eby’ekisa (okkirize, okkirize)
Nze naawe laba tuliko favour (ooh, eeh)
Era tukkirizibwa (aaah, kale!)