Mukama nfubye, ddala ngezezzako
Buli kyenkwata, kili nga muyonga
Tekiyimirila, nn’amanyi gampeddemu
Naye kangume, Yesu osobola
Kale laba eggulu, telirina mpagi
Ebinyonyi mu bbanga, tebilima meri
Bimuli kutale, tebibuka biro byabyo
Bwoba nga offayo kw’ebyo? Nange osobola okunyamba!
Yesu osobola, bonna nga bagenze
Buli we nnekwata. nga walinga kitengejja
Nkulabye nga oyamba ba mulekwa abatalina maama
Kankukowoole Yesu osobola
(Ddala Osobola) (Ssebo) Yesu osobola, bonna nga bagenze
Buli we nnekwata. nga walinga kitengejja
Nkulabye nga oyamba ba mulekwa abatalina maama
Kankukowoole Yesu osobola
Yesu osobola, bonna nga bagenze
Buli we nnekwata. nga walinga kitengejja
Nkulabye nga oyamba ba mulekwa abatalina maama
Kankukowoole Yesu osobola
(Nga silina suubi) Yesu osobola, bonna nga bagenze
(Mukama nga nzigwelera) Buli we nnekwata. nga walinga kitengejja
Nkulabye nga oyamba ba mulekwa abatalina maama
(Nzuno nzize) Kankukowoole Yesu osobola
Oh! Jesu wange, Osobola, gwe asabola ebyange!
Oh my Jesus, you’re able, it’s you who can handle my issues.
Ngasilina suubi Jesu wange, nkukowoola
Osobola osobola, hey hey...
Ddala osobola, osobolera ddala
Eyamponya amagombe, Yesu osobola
Ddala osobola, osobolera ddala
Eyamponya amagombe, Yesu osobola okuyamba nze!
Yesu osobola, bonna nga bagenze
Buli we nnekwata. nga walinga kitengejja
Nkulabye nga oyamba ba mulekwa abatalina maama
Kankukowoole Yesu osobola