Bwatyo, bw’ayogera Mukama
Eyakutonda gwe Yakobo
Oyo eyakubumba (eyakubumba)
Oh Yisirayiri
Oh nti tokengeeterera
Era tozirika, ooh
Kuba nze ndi wuwo
Sikwerabidde, era nkumanyi (oh bwatyo)
Bwatyo, bw’ayogera Mukama
Eyakutonda gwe Yakobo
Oyo eyakubumba (eyakubumba)
Oh Yisirayiri
Oh nti tokengeeterera
Era tozirika, ooh
Kuba nze ndi wuwo
Sikwerabidde, era nkumanyi
Oli wa muwendo
Gyendi Yakobo wange
Era nkwagala, ng’omwana
Sirikwabulira
Leero n’olubeerera
Oh ndiwaayo amawanga, n’abantu
Kululwo Yakobo
Bwatyo taata
Bwatyo, bw’ayogera Mukama
Eyakutonda gwe Yakobo
Oyo eyakubumba (eyakubumba)
Yisirayiri
Ooh nti tokengeeterera
Era tozirika, ooh
Kuba nze ndi wuwo
Sikwerabidde, era nkumanyi (uuuh)
Bwatyo, bw’ayogera Mukama
Eyakutonda gwe Yakobo
Oyo eyakubumba (eyakubumba)
Yisirayiri
Ooh nti tokengeeterera
Era tozirika, ooh
Kuba nze ndi wuwo
Sikwerabidde, era nkumanyi