0:00
3:02
Now playing: Cry Baby

Cry Baby Lyrics by DJ Magic Touch ft. Liam Voice


(Intro)

\n

Nanana
Magic Touch
Grey Town
Haa maama

\n

(Verse 1)

\n

Menyeka mangu eeh
When you see me (don’t think am strong like you are)
Mutima mutto mu omubiri mukulu
Abagukulusanya abagukaka okula
Ekirala baby ndimu ekyejjo
Ow’omukwano tokola fujjo
W’oba omanyi nti tondage tijjo
Love gireke tondya nga bikajjo
‘Cause am a cry baby

\n

(Pre-Chorus)

\n

Ate nkaaba mangu
Webinuma nkaaba mangu
Wenkusubwa nkaaba
Darling, nkwagala waka mu bwangu

\n

(Chorus)

\n

Ate nkaaba mangu
N’okukilowoozamu nkaaba mangu (am a cry baby)
Ky’oba omanya nkaaba mangu (olw’olumu nkaaba)
Webankola ebibi nkaaba mangu
(n’olw’olumu nkaaba, ewatali nsonga)
N’okukilowoozamu nkaaba mangu (am a cry baby)
Ky’oba omanya nkaaba mangu
Webankola ebibi nkaaba mangu (olw’olumu nkaaba)

\n

(Verse 2)

\n

Tonumya mutwe
Kansubire owulira, toguyuzayuza
bambi nsaba togubya
W’olabye ebbala baby yuza yuza
Mbeera omu siri wa gabana
Tonkola ebindeeta empalana
Nina power love teri anfanana ah
Sweet like banana ah

\n

(Pre-Chorus)

\n

Ate nkaaba mangu
Webinuma nkaaba mangu
Wenkusubwa nkaaba
Darling, nkwagala waka mu bwangu

\n

(Chorus)

\n

Ate nkaaba mangu
N’okukilowoozamu nkaaba mangu (am a cry baby)
Ky’oba omanya nkaaba mangu (olw’olumu nkaaba)
Webankola ebibi nkaaba mangu
(n’olw’olumu nkaaba, ewatali nsonga)
N’okukilowoozamu nkaaba mangu (am a cry baby)
Ky’oba omanya nkaaba mangu
Webankola ebibi nkaaba mangu (olw’olumu nkaaba)

\n

(Verse 3)

\n

Menyeka mangu eeh
When you see me (don’t think am strong like you are)
Mutima mutto mu omubiri mukulu
Abagukulusanya abagukaka okula
Ekirala baby ndimu ekyejjo
Ow’omukwano tokola fujjo
W’oba omanyi nti tondage tijjo
Love gireke tondya nga bikajjo
‘Cause am a cry baby

\n

(Outro)

\n

Ate nkaaba mangu
Webinuma nkaaba mangu
Wenkusubwa nkaaba
Darling, nkwagala waka mu bwangu



About the song "Cry Baby"

Cry Baby” is a song written and performed by Ugandan singer Liam Voice. The song was produced and mastered by Greytown. “Cry Baby” was released on August 31, 2024 through Talent Walls / Cloud Africa Production.