0:00
3:02
Now playing: Akafananyi

Akafananyi Lyrics by Liam Voice


Mpulira ntidde
Embeera y'obudde
Nkyuuse nga ntidde
Waaa baby gy'oludde

Ndi eno nkumissinga
Ntunulira obufananyi mprojectinga
Maziga gajja ate nempunga ah
Owomukwano olinga eyannunga
Kati kyentya owomukwano nonvaako
Kikangabwa nemunye njozaako
Obulungi bwo butisa nyo
Bwebakusekera baby bintisa nyo
Aaahh Eeeeh

Wakiri leka akafananyi
Nga wemba nkumissinga
Afazaali ntunula ku kafananyi
Wakiri leka akafananyi
Nga wemba nkumissinga
Afazaali ntunula ku kafananyi

No no na na eh eehh
Kati tolwayo eyo
Binuma bwobeera eyo
Nga nze ndi eno
Yeah yi yeah

Oluusi manyi nti ebimu birema
okutukiriza ebyo byeneyama
Mbeera nfuba love ereme okukutama
ii yeah ii yeah
Ebiwundu biwona
Bwomweenya namayanja gakala

Wakiri leka akafananyi
Nga wemba nkumissinga
Afazaali ntunula ku kafananyi
Wakiri leka akafananyi
Nga wemba nkumissinga
Afazaali ntunula ku kafananyi

Ndi eno nkumissinga
Ntunulira obufananyi mprojectinga
Maziga gajja ate nempunga ah
Owomukwano olinga eyannunga
Kati kyentya owomukwano nonvaako
Kikangabwa nemunye njozaako
Obulungi bwo butisa nyo
Bwebakusekera baby bintisa nyo
Aaahh Eeeeh