0:00
3:02
Now playing: Fly Away

Fly Away Lyrics by Liam Voice, Vivian Mimi


Pawaz Entertainment
Cloud Africa, Grey Town

\n

My beibe ogamba otya?
Oliyo otya eyo gy\'obeera?
Nze eno gye mbeera
Munnange nkulowooza
Omutima negummanja
N\'ebikemo nebyesomba
Nga nkulowooza
Olwo abagagga neebesomba
Abo abalina obusente, ebizimbe eh
Nensaba Mukama atuyambe
Ofune akukuume
Bw\'oliba ofunye twezimbe (You\'re my love)
Kuba omanyi nti ngezaako
Nentetenkanya embeera n\'egaana
Njagala amaziga nkwozeeko
Ng\'owerekerwa mmotoka ziba ana ah
Mukama gwenkwasa
Paka lwendikomawo muko n\'akunkwasa (N\'akunkwasa beibe)
beibe eh, beibe yeah

\n

Lwendizifuna we\'ll fly away
Fly away beibe (beibe)
We go fly away
Fly away, beibe yeah
Lw\'olizifuna we\'ll fly away
Fly away beibe
We go fly away
Fly away beibe

\n

Balitunula batya?
Abo abaaseka abo!
Balitunula batya?
Mu kadaali ng\'onekaanekanye
My beautiful angel
Balitusibako ebigambo
Ab\'agagambo, balitusibako emisango
Nebwoliba nga tolina
Nga ssente tewali ndigenda gy\'oligenda
Okulembere, ngoberere kubanga nakupenda

\n

Lwendizifuna we\'ll fly away beibe (beibe)
We go fly away
Fly away, beibe yeah
Lw\'olizifuna we\'ll fly away
Fly away beibe
We go fly away
Fly away beibe

\n

Nebwoliba nga tolina
Nga ssente tewali ndigenda gy\'oligenda
Okulembere, ngoberere kubanga nakupenda
Nebwendiba nga sirina
Nsuubiza baby
Nti oligoberera
Kubanga nakupenda

\n

Lwendizifuna we\'ll fly away
Fly away beibe (beibe)
We go fly away
Fly away, beibe yeah
Lw\'olizifuna we\'ll fly away
Fly away beibe
We go fly away
Fly away beibe

\n

Ah we go dance, we go vibe, we go drink
Ah we go eat, we go dance, we go dress up
Oh na ah!