0:00
3:02
Now playing: Nsumulule

Nsumulule Lyrics by Liam Voice


Mmmh ndibeerawo
Enkuba neweriba etonya
Ng\'ebisooto ku kubo binetimbye
Siri swaala nga nina owange
Mm Mmh Abo baagala
Ekyokulya okisule mutaka
Tebamanyi olina obutuuze eno oli mutaka
Langi yaffe njeru teri fuuka kitaka
Never will it be

\n

Kaabe barter trade
Newaaba wa kuwa bulamu
My baby ndikuwerayo obulamu
Batwalemu obwange

\n

Kasita okiriza kansumulule
Nsumulule omutima
Leeka nsumulule omutima
Ngukukwase
Leeka nsumulule
Nsumulule omutima
Leeka nsumulule omutima
Ngukukwase

\n

Love newuunya
Onjagazaki omwana womwaavu
Nga n\'olugoye nyambala lumu e week
Ogumidde obuswavu
Kyenva nkutadeko tick
Nsaba omutonzi bwaliba antwala
Anteke gyanteeka gyamanyi nti olinsanga
Oba munaku

\n

Kaabe barter trade
Newaaba wa kuwa bulamu
My baby ndikuwerayo obulamu
Batwalemu obwange

\n

Kasita okiriza kansumulule
Nsumulule omutima
Leeka nsumulule omutima
Ngukukwase
Leeka nsumulule
Nsumulule omutima
Leeka nsumulule omutima
Ngukukwase

\n

Enkuba neweriba etonya
Ng\'ebisooto ku kubo binetimbye
Siri swaala nga nina owange

\n

Kaabe barter trade
Newaaba wa kuwa bulamu
My baby ndikuwerayo obulamu
Batwalemu obwange

\n

Kasita okiriza kansumulule
Nsumulule omutima
Leeka nsumulule omutima
Ngukukwase
Leeka nsumulule
Nsumulule omutima
Leeka nsumulule omutima
Ngukukwase