0:00
3:02
Now playing: Love Commissioner

Love Commissioner Lyrics by Rema Namakula ft. David Lutalo


Ono ye love commissioner (David Lutalo na Rema)
Ani oyo akonkona-konkona
Awoggana

\n

Mu bye beeyi onsingira American dollar
Kyovolaba nkutunulira ne nemoola
Tobatya abaja nga bakukanga
Nkuliko ku kido
Nkulaba munda ne nekanga
Ondi kuli ku lo
Nonya na kifo wendikuteka
Nkusibeko oluggo, yeah yeah eh

\n

Ono ye love commissioner
Ya nvunamya
Ani oyo akonkona-konkona
Awoggana
Alali ŋŋenda ku fungana
Oyo amunemya

\n

Bwo nga onjagala
Kiddemu baby nyo nyo (ye nkwagala)
Bwondaba tuliye 
Bakimanye nti nno wendi (ye nkwagala)
Nti tondaba
Okyampa omukwano betuge (ye nkwagala)
Kyensaba twongeremu ebigumu baabike (ye nkwagala)
He iih yeah

\n

Say no
Nga waliwo abakutiga-tiga
Baby give me some more
Love yo nze sigikuta
Alikukwatako afudde
Ndi tunga abakwepikira embene
Kalube lumbe oba mu bwaavu
Ndi guma ne tuyambala enkette
Kubanga nkwagala I know you love me too
Nkukubire ku majengo oba nkube mbuttu
Kituffu nkumatira this love is true (hmmm)
Kale munsibe
Oba kive ono okuba owange
Temukaaba musirike
Nandi mubazisse lwakuba agaanye

\n

Bwo nga onjagala
Kiddemu baby nyo nyo (ye nkwagala)
Bwondaba tuliye 
Bakimanye nti nno wendi (ye nkwagala)
Nti tondaba
Okyampa omukwano betuge (ye nkwagala)
Kyensaba twongeremu ebigumu baabike (ye nkwagala)

\n

Bali balowooza kabadi ko
Ke kabadi ko
Nge emitwe gibagamba I will let you go
Nge gibagamba I will let you go
Yegwe wangonza-gonza siva tigo
Gwe wangonza-gonza siva tigo
Lekka nenkuyimbiramu n\'akayimba my baby
Ndaba olina n\'akabina akanene kanyenye, eeh eh!

\n

Le le le le le le le le le le le le le, eeh!
Le le le le le le le le le le le le le, nyimbiramu
Le le le le le le le le le le le le le, my baby si ngege
Le le le le le le le le le le le le le, eeh!

\n

Mpulira emirembe muli onyize ememe
Mponye akugwirana n\'ebifisse okulya emembe
Omukwano gwa color yekivubu ogwo ogwenkonge, eeh!

\n

Ono ye love commissioner
Ya nvunamya
Ani oyo akonkona-konkona
Awoggana
Alali ŋŋenda ku fungana
Oyo amunemya

\n

Bwo nga onjagala
Kiddemu baby nyo nyo (ye nkwagala)
Bwondaba tuliye 
Bakimanye nti nno wendi (ye nkwagala)
Nti tondaba
Okyampa omukwano betuge (ye nkwagala)
Kyensaba twongeremu ebigumu baabike (ye nkwagala)

\n

Herbert skills pon dis one!