0:00
3:02
Now playing: Sibyamukisa

Sibyamukisa Lyrics by Rema Namakula


Ogwali ogwolwazi Gugonze nga pamba
Ha, this is real
Ono yanyingira ng\'asaaga
Muli mu mutiima anfukidde ensonga
Nze ntabuka nolusi ntaawa, ntaawaaa
When I miss you honey
Ng\'oli eri mbeera nga numwa 
Kyoka babe toli fair
Gyoli ninga omusibe

\n

My swee sweet sweetheart my la la lover
Kimpitiriddeko ku love nesanze ntagala
Eringa mwenge
Ntomera ne bensanze nze ninga nga atalaba
Anti love yo esuse entumbiza kunkyempulila sijula
Nze nfunyemu nyo omukwano gwo guyiika nga nkuba
Nze ntobye tobye omukwano gwo gugira nga nkuba

\n

Sibyamukisa we are meant to be
Onjagadde ne byenkya
Sikyamukisa your all I need
Nfunye gwe gwe ddembessa
Sibyamukisa we are meant to be
Onjagadde ne byenkya
Sikyamukisa your all I need
Nfunye gwe gwe ddembessa

\n

Kati laba luri mukwano lwe wansubiza nti ojja, nti ojjaaa
Nembugutana ne mbanga omutiima omuli elyanda
Nembugumilila obufananyi nembukuba nga bwembwoza
Bwanaba atusse onkoreki muwe ku hug
Mubuuze kyanywa ka juice oba ka soda
Olwo ndette nzikakane munywese
Eyo jabade mubuze atya bwasibye

\n

Omwana ono Omwana ono eh eh
Ansensede nze ansanude
Ye asanide ebyange bye nakweka edda
Kambimukwase kubanga yabikwekude bwanyonyogede
Eh yeah

\n

Sibyamukisa we are meant to be
Onjagade ne byenkya
Sikyamukisa your all I need
Nfunye gwe gwe ddembessa
Sibyamukisa we are meant to be
Onjagadde ne byenkya
Sikyamukisa your all I need
Nfunye gwe gwe ddembessa

\n

Nebuza okikola otya omutiima ogusula eyo gyosula
Nga mbuza lulikya di mbereko awo kumpi wosula
Kati sefuna wotoba nze siwera
Ela seebaka buuza Ssetuba
Nkusaba sembera nawe sasira
Baby gwenina abalala baalemwa
Nze ombunye mukwano nze nkutenda
Ofubye okunsika mpanise tugende eh

\n

Ono antwala wali ye yasuka wali
Onjagade ne byenkya
Omutiima gusiwa omulaba nemikono mpanise
Nfunye gwe gwe ddembessa
Olusi gunjigija gunjigija
Onjagadde ne byenkya
Omutiima gunjigija gunjigija
Nfunye gwe gwe ddembessa
Olusi gunjigija gunjigija