(Verse 1)
Amaaso gange tegatera Kukemebwa
Kuba ekirungi nekibi nkyawula
Ate nekinazala emirerembe nakyo mukama akimponya
Nzijukira nakulabako bulabi bwenti
Emeeme nentenguka
Simanyi kyewankola oba kyewampa kyona
Ahh naye wakikola
(Chorus)
Mbuuza wandiisa ki wanywesa ki
Wantegesa mutego ki gwe
Aah nze wandiisa ki wanywesa ki
Abalala byebatalaba
Mbuuza wandiisa ki wanywesa ki
Wantegesa mutego ki gwe
Aah nze wandiisa ki wanywesa ki
Abalala byebatalaba
(Verse 2)
Omulungi ategomba kuba namubutaala
Tolinga bali ba Arnold
Bwakuwa ecuupa olwo neyetala ebbala yonna emulengere
Nze abo wabamponya bakayoola
Ate nange ndi simple nga bwolaba
Wama sembera nange kansembere
Tukikubemu bwetuti
Sabula
Pararara pa
Pararara pa
Pararara pa
Pararara papapa
(Chorus)
Mbuuza wandiisa ki wanywesa ki
Wantegesa mutego ki gwe
Aah nze wandiisa ki wanywesa ki
Abalala byebatalaba
Mbuuza wandiisa ki wanywesa ki
Wantegesa mutego ki gwe
Aah nze wandiisa ki wanywesa ki
Abalala byebatalaba