0:00
3:02
Now playing: Bombclat

Bombclat Lyrics by Ykee Benda ft. GNL Zamba


Class ya waggulu
Bad guys
Twabaleka wansi abo ba repeater
Ykee
Nessim Pan Production
Zamba
Nkuba bulatti
Zamba ndi liitiliiti (aah)
Sikyetaaga hit
Kuba obulamu bwange hit (hit)
Laba ebyana mbisika nga magnet (yes)
Ne bwe ngwa ssinuubuka
Nina ebyapa ku buli continent (haha)
Mu lyrical content
Mwe twakola investment
Tekyetaaga debate
Swag eri so evident (yes)
Olumala obwa curtain raiser
Ng′ozzaako main event (yes)
Hip-Hop magnificent
Zamba the Great
Lyrically am supposed to represent
Bwe nkwata ku mic
Bagamba tumuwe obwa President
Ykee Benda
Bomboklat to the bad mind there (yes)
Bomboklat hmmm (bomboklat)
Bomboklat to the bad mind there (yee)
Bomboklat, bombo klat
Ba mulyabuto bomboklat (bimboclat)
Every lazy citizen bomboklat
Lazy politician bomboklat
Nammwe abatasasula bomboklat
Zamba
N'anti
Ndi tight nga natti
Captain Benda, GNL eno flight (eno flight)
Double Entendre katulinnye ebbaati (yeah)
Mu lufuutifuuti I will kick your ass if you hate (yes)
Am blessed to infinity
Horizontal number eight
Weeyita Rasta Smart
Naye nze ndaba oli bisaati
Kungulu onyumye olina ebituli mu under pant
Nze ndaba mu maaso
Gwe obwongo bukoma ku bonnet
Hit gye wasemba okukuba yali ku cassette
Naye omanyiira Zamba Nsimbi
Ali ku international market
Am a star boy
I am a big planet
Big budget
Nga Robocop nkuba target, bba!!!
Benda, ba guy mbalabamu ebituli nga donati
Tolina kagaali kyokka onyumya ku Bughatti
Onyumya ku butter ng′ate tolina mugaati
Back bite in private
Public they call you bestie
Balemesa bannaabwe zino zi social pest
Olina negative energy nkulaba nga pollutant
Ebiyenje bya rap bintya lyrical disinfector
Hip-hop akulukuta nga mugga ku ocean
Bo bali stagnant
Redline I got big talent
The boys are in big trouble
Ate ffe twesiga Katonda
Bo beesiga bitambo
Bino ebyana ebyabbanga
Ssente mu church mu kabbo
Karma bw'adda akuba
Kisasikimu nga John Rambo, bba!!!
Ykee Benda
Bomboklat to the bad mind there (yes)
Bomboklat hmmm (bomboklat)
Bomboklat to the bad mind there (yee)
Bomboklat, bombo klat
Ba mulyabuto bomboklat (bimboclat)
Every lazy citizen bomboklat
Lazy politician bomboklat
Nammwe abatasasula bomboklat
Zamba
Siri Sportsman naye bagamba Ye Ssebo
Sinoonya nnyombo nga Mayombo ndi Noble
Lugaflow Black Stallion etebenta eva mu stable
Abo tebatusobola mu practical ne verbal
Zamba ku mic oyita nnyoko nti maama nnyabo
Bodaboda oba esobola okugoba jet fighter
Naye ekibuuzo kiri nti eba esobola okugikwata?
Abagamba ntino baatugoba babuuze oba baatukwata
Emboozi tuwa parable Zamba amanyi okuwaata
Nkuba Home and Away GNL Global Trotter
Yenze winner, ate nze pace setter
International Lugaflow representer
Edda nali nyongo kati ndi star nga Lupita
Vampire nkomyewo nziyiire Holy Water
Ceaser nannyini wa vowel ne consonant
Ceteris paribus all factors remain constant
Key to story teller atalina regret
High off like sea blunter oba cigarette
I fk with the game those boys just masturbate
Tukyusa format app ya rap yetaaga update
And it is the one to stop us those boys are too late
Ssente zoogera ezange zoogeza bboggo
Dollar zisooza
Euro zisiiya
Pound zikolola
Siringi ziko... nto to
Ykee Benda
Bomboklat to the bad mind there (yes)
Bomboklat hmmm (bomboklat)
Bomboklat to the bad mind there (yee)
Bomboklat, bombo klat
Ba mulyabuto bomboklat (bimboclat)
Every lazy citizen bomboklat
Lazy politician bomboklat
Nammwe abatasasula bomboklat

Ykee Benda Singles