0:00
3:02
Now playing: Bombclat 10

Bombclat 10 Lyrics by Ykee Benda


Mpaka Sounds
Bad Guys

Ferouz abasinga kwekoza
Na bunigeria
Ykee
Kunta, yeah
Nessim Pan Production

\n

Mun G
It’s December sixteenth
Ndaba nfuna akamessage okuva ewa Ykee
Ebyaddala kulwaki?
Tokonkonye akabaati?
Eŋŋoma gituuleko buddy magye you need to save it
You know I run dis ting guys?
Essaawa etuuse ggya boss mu bafumbi
Abasajja mu balenzi
Abasunzi mu bazannyi
Leero katwawule zino zi tot ku lusinzi
Bomboclat

\n

Ykee Benda
Bomboclat to the bad mind there
Bomboclat hmmm
Bomboclat to the bad mind there
Bomboclat, bomboclat
Ba mulyabuto bomboclat
Every lazy citizen bomboclat
Lazy politician bomboclat
Nammwe abatasasula bomboclat

\n

Mun G
Hmmm say a man a bombo
F**king with the baddest right now But ya do know Bakulinda ogenze bakuwaane bya kidongo Step on me too long wesangule obujonjo Laba luwedde yenze PCB UG music industry, yenze OTT Ba rapper bangoberera Trying to sound like me Magye mukuuma mukulu Yemmwe PGB Mu creativity mulo wano nze alina akati Radio mwamuntwalako Now you’re stuck with me Art wange kikwafu pencil ndi 6B Do you really really really really want to f**k with me?
Am different bro, ate akasajja kamanyi
Never judge couple detour cap
Game ngiraba nga Blue Band yenze mugaati
See I get to live up for long the game needs me
Gwe oli pothole gano mazzi ga mu sea bro
Mun Mun me nuh blue like a monsoon
Sirwanyisa mikwano I just clean your small wound
Myaka kkumi ndera ba haters am a big boom
Yeah, ninga Flavia mu noon noon
Sivangako ninga Timberland yellow boot
Buli muyimbi gw’olaba
Hustler big fan gwe asuubira nti ŋenda ggwa
Jangu go get your refund bwoy

\n

Ykee Benda
Bomboclat to the bad mind there
Bomboclat hmmm (for real)
Bomboclat to the bad mind there (bomboclat)
Bomboclat, bomboclat (mulo)
Abasabiriza
Bomboclat (bomboclat)
Mutukola bubi
Bomboclat
Ba pastor abafere
Bomboclat
Mukiyiye nnyo
Bomboclat

\n

Mun G
Verse three, lyrical supremacy
See me but you cannot touch your Martha Kay
Kino ky’olaba wano lyric renewty
Most of these guys they can’t rap bya masappe
Laba galubindi naye omutima gwa kisodde
Muto mu myaka naye akabeeyi bya bukadde
Ndigiza batiini n’abakadde baalusombye
You’re bragging but I hit you fast like Great J
Mato with the ball
Ebyammwe bya kidongo
Mun G the God of flow
Lyrical cardio
Vva mu bulango
Kati tutandise show
Nze mbalaba nga kiri ekyalo
Ebyammwe bya ki bombo!
City ani amuwunyamu wano?
Laba ebbali ssikyabatya Uganda n’emikwano
Oli alinga kikolimo
Kibooko ku lusooto
Ndi munnamasaka tozikiza muzinyamwoto
Mwoto ku mwoto
Onzinisa kicongo
Yah do know baby alina mutwalo, muveeko
Zipate no azze okwo
Ani amusongako career ye tugireke awo?
Spelling, using these words, clever
The day you gonna see me fall off, never
See I don’t think you really heard me, never ever
‘Cause every other year me and me getting better

\n

Ykee Benda
Bomboclat to the bad mind there (bombo world)
Bomboclat hmmm
Bomboclat to the bad mind there
(My name is Mun G Mukaabya
Ow’ekitiibwa omungi atiibwa)
Bomboclat, bomboclat
(Ye asooka nnyumirwa mmambya)
Abasabiriza
(Hip Hop hit maker, Godfather)
Bomboclat
Mutukola bubi
(Naye katubeere serious after me
Sisuubira anyone getting Genius)
Bomboclat
Ba pastor abafere
Bomboclat
Mukiyiye nnyo
Bomboclat
Era kati omusajja wo eŋŋoma agigaddewo
Bomboclat
Ggyayo law


Ykee Benda Singles