Nambi Lyrics by Kenneth Mugabi


Eriso luv'okwaya
Mwenya mbik'eriso
Ekitangaala ky'oyaka
Kintunuzang'owetulu
Tusisinkaneyo tusisinkaneyo
Wali kuluzzi eeh
Wateesa twerabela mutuntu
Kulizi tubeeyo ffembi
Aaah tewerabira kamanvuli
No saagala omyuke eeh
Ki gorret kisike emimwa
Ekyo ekikuloopaloopa
Ohh njagala tubereyo ffembi oohh
Ohh njagala tubereyo ffembi oohh

Nambi eeh
Kulizi gyenkusanga ooh
Nambi eeh
Tewerabira nkoma mawanga
Nambi ooh
Kulizi gyenkusanga gyenkusanga
Gwe Nambi eeh
Tewerabira nkomamawanga aaah
Nambi

Ohh obulungi bwekyalo babukusonsekamu
Ekirungi tolina maalo ku kyalo
Nga bano abalala
Ba Gorret abakuloopaloopa
Aah
Kati gwe soobasooba mpola mpola
Obaleke mu lugambo
Yambala akateteyi kali
Wekube akawoowo kali eeeh
Nakufuniddeyo akalabo
Nambi ossanyuke
Jjangu n'akatambalako kuluno
Ojjakuffa nseko oohh

Nambi eeh
Kulizi gyenkusanga ooh
Nambi eeh
Tewerabira nkoma mawanga
Nambi ooh
Kulizi gyenkusanga
Gwe Nambi eeh
Tewerabira nkomamawanga aaah
Nambi
Eehh eeh
Nambiiiii
Nambi
Oooooooooohh ooooh

Nambi eeh
Kulizi gyenkusanga ooh
Nambi eeh
Tewerabira nkoma mawanga
Nambi ooh
Kulizi gyenkusanga gyenkusanga
Gwe Nambi eeh
Tewerabira nkomamawanga aaah
Nambi