Naki Lyrics by Kenneth Mugabi


Nsaze akaviiri nze nenyuma
Sitera golola ngolodeko
Mpakinze nemiwula jafene bambi olyeeko
Engeregeze nazinabyeko leeero
Ebijanjalo kumanyo nabijeeko
Nakwesungada nga tukyalya amapeera nentya mamawo
Kati nze nkwetegekede nafunye nakagattooo...
Nakiii aah bambi be my lover yayayaaa
Naki naki naki wowowo please be my lover
Yayaayaa nkwegayiridde hhmm ayayaya ooh

Nasindika omubaka nakuntwalako
Olwensonyi enyingi nakunkwanako
Nasombanga amapeera nga onkuba mugongo
Sijja kwerabira ebyaluli
Nakunyonyogera nonywegera
Ebisigade byalimu oluyi, engolo, ensambaggere ne mamawo yaaa

Nakwesungada nga tukyalya amaapera nentya mama wo
Kati nze nkwetegekede nafunye nakagatto

Nawe naki naki nawee please be my lover ayayaya oooh
Naki naki naki boboboo please be my lover nkwegayiridde
Eeeh