Janzi Lyrics by Kenneth Mugabi


Nze eyali ayitayita nga nekweka
Bwenakufuna ntambula mpola
Nga neswanta
Abaali banvuma kati bekweka
Kwebasigalira kuningiza
Nga nku nywegera eeh
Mbukira waggulu ng′ejanzi
Olunaku lwe nalindirira edda
Lwerunoooo
Mwenyereketta nga suppu waaddooddo
Akamwenyumwenyu kamwoki wa gonja

Onfude janzi
Onfude janzi
Onfude janzi
Onfude janzi

Kyondowoleze kyenetaaga
Mwattu ky'onfumbira nz ky′enddya
Buli w'onyigira eriso nga ntereeza
Akacceere ka kachumbali ng'obobeza
Mbukira wagulu nga janziii
Olunaku lwenalindirira edda lwerunoooo
Mwenyereketta nga ssuppu wa ddooddo
Akamwenyumwenyu kamwoki wa gonja

Onfude janzi
Onfude janzi
Onfude janzi
Onfude janzi
Onfude janzi
Onfude janzi
Onfude janzi
Onfude janzi