Mugabi Lyrics by Kenneth Mugabi


Ooooooh
On'omwana anemye okukyawa
Buli wembeela nze ndowooza oyo
Ntambudde awalala ntukayo nze ndoowoz'ono
Buli wenkomawo ankulisayo
Amazi nantelayo
Kamassage nanyigako
Nekakyayi natabula

Bwasanyuka asanyukanyo
Bulikyenjoya ng'aletelawo
Bwenenyiza anziza ebaali
Mudoboozi elyegonjyebwa

Nga agamba Mugabi
Nsonyiwa
Nawe gu Mugabi aaah
Nsonyiwa
Kyoka gwe Mugabi
Nsonyiwa
Aaaah Mugabi
Nsonyiwa

Ngamba gwe Mugabi
Nsonyiwa
Mugabi
Nsonyiwa

Nawe gwe Mugabi
Nsonyiwa
Mugabi
Nsonyiwa

Ooooh
Ahhhhh

Amanyi ofumba
Etooke manyi otokosa
Amanyi okwambala
Bulikyenzinze oli amanyi ogolola
Obukodyo abujjawa nenelabila ebibi byakooze
Obuwomi mu doboozi lye
Nze jyendaga ndabayo

Buli wenkomawo ankulisayo
Amazi nantelayo
Kamassage nanyigako
Nekakyayi natabula

Bwasanyuka asanyukanyo
Bulikyenjoya ng'aletelawo
Bwenenyiza anziza ebaali
Mudoboozi elyegonjyebwa

Nga agamba Mugabi
Nsonyiwa
Nawe gwe Mugabi aaah
Nsonyiwa
Aaaah Mugabi
Nsonyiwa
Mwanagwe Mugabi
Nsonyiwa
Forgive me Mugabi
Nsonyiwa
I'm sorry Mugabi
Nsonyiwa
Aaah aah Mugambi
Nsonyiwa

Nawe I'm sorry Mugabi
Nsonyiwa
Eeeeh aaaah eeeh