Akaliba akendo okalabira kumukonda
Simba omuti okwosa ekya wumula
Wumulila mu kasikilize komutti
Gwwasimba okwosa ejjyo
Oyono muntu yetaga kuwabulwa
Ebintu ebisinga bipya mu masoge
Tomubogolelanga muntu
Muyigirize mwagale
Uuummh
Sembez′abato basembeze bagale eeeh
Gunjula abato bagunjule bagale oh
Toziba kubo tereza ekubo bategekere obasongeleyo
Uuuuh
Sembez'abato basembeze bagale eeeh
Gunjula abato bagunjule bagale mmmh
Enyonyi enkulu yeyigiliza ento okubuka
Obuzezeze obwo bwokola omawna aba abukopa
Owamagezi asanyusa kitawe
Nomwana asiliwadde anakuwaza nyina
Mmmmh
Ataboneleza akyawa omwana we
Nakakyama amameela
Bwogolola kamenyeka oh
Okugunjula nokutuluguya
Byanjawulo Muteleze mwagale
Aah aah
Sembez′abato basembeze bagale eeeh
Gunjula abato bagunjule bagale oh
Toziba kubo tereza ekubo bategekere obasongeleyo oh
Aah aah
Sembez'abato basembeze bagale eeeh
Gunjula abato bagunjule bagale oh
Sembez'abato basembeze bagale eeeh
Gunjula abato bagunjule bagale oh
Toziba kubo tereza ekubo bategekere obasongeleyo oh
Aah aah
Sembez′abato basembeze bagale eeeh
Gunjula abato bagunjule bagale oh
Ooooooh ooooh
Kenneth Mugabi
Kenneth Mugabi
Kenneth Mugabi
Kenneth Mugabi
Kenneth Mugabi
Kenneth Mugabi
Kenneth Mugabi
Kenneth Mugabi
Kenneth Mugabi
Kenneth Mugabi
Kenneth Mugabi
Kenneth Mugabi