Singa nali malayika, nga nkulabako wona wenjagalira
Mba kuba ne helicopter, ebyo ebizibu bya jam ne mbikuwonya
Nga wona wenjagalira nti, nkutukako love ne ngikukuba
Kyoyoya okulyako ne nkufumbira, kuba ekitone ky'okufumba bankuza nakyo
Ekyalema bali okumpa kingambe
Mwana gwe kingambe
Ekyalema bali okumpa kingambe
Mwana gwe kingambe
Ekyalema bali okumpa kingambe
Mwana gwe kingambe
Ekyalema bali okumpa kingambe
Ekyalema bali kyalema, naye ate gwe mwana gwe wakifuna
Ekyalema bali kyalema, naye ate gwe mwana gwe wakikuba
Mba kuba nga nina, nga nina e sente eziringa ezabali
Nandibade nga nkuwa, obulungi bwo kirabo kintu kyakuwa
Whatever you do, ndi wuwo baby handbag
Wherever you go, tokitya baby wange wendi (oh ooh oh)