0:00
3:02
Now playing: Ninze Nnyo

Ninze Nnyo Lyrics by Flona


Ndi mugezi nnyo, just nga mubuulire
Negwozadde akukubira engoma nozina
Bangamba abalungi balumya newetama
Laba bwendwayo eno feeling nekula
My baby olimukiti wekka njagala ontuuze wali byogya
Nga lwenkuyita lwojja abebigambo basirike bwekye
Ye wavaawa eyo ani akutunda
Nsula wali kunyindo tokigeza okugaana

Nga ninze nnyo nyamba onkyalire
Mpulira nkooye nnyo ngamba okyatule
Nga ninze nnyo nyamba onsaasire
Neighbor yampise mukiddongo naganye sazinye

Ngezezaako okwetega nolaba
Leero simanyi nze ddi lwonsimatuka
Wampanika waigulu wamala wantegula
Agakatonda mugulu bwenkulaba nzikuta
Entebbe yekyoya nagivuddemu nenaaba
Nenkwata boda nzigye obeeko kyogamba

Nga ninze nnyo nyamba onkyalire
Mpulira nkooye nnyo ngamba okyatule
Nga ninze nnyo nyamba onsaasire
Neighbor yampise mukiddongo naganye sazinye

Ndi mugezi nnyo, just nga mubuulire
Negwozadde akukubira engoma nozina
Bangamba abalungi balumya newetama
Laba bwendwayo eno feeling nekula

My baby olimukiti wekka njagala ontuuze wali byogya
Nga lwenkuyita lwojja abebigambo basirike bwekye
Ye wavaawa eyo ani akutunda
Nsula wali kunyindo tokigeza okugaana

Nga ninze nnyo nyamba onkyalire
Mpulira nkooye nnyo ngamba okyatule
Nga ninze nnyo nyamba onsaasire
Neighbor yampise mukiddongo naganye sazinye