Nassim pan production
Nakedde n'olwaleero lwakedde
Anti babuzza njagala mbalage gwetwalese
Anyirira nga ka tinti
Akapya nga ka week
Ono gwetwalese ayaka ne'bwojako ka switch
Tuyiteko mu town ye kamokya nga bumazze okubwaga
Maffuta mu taala ya taabooba nga buzzibye siddaga
Anti omuntu bwokula era osanako omukumi
Bank y'ebyama byange njjagala ngiteke maateka
Waffuka muntu wange njjagala nkuteke maatala
Nakedde n'olwaleero lwakedde
Anti babuzza njagala mbalage gwetwalese
Anyirira nga ka tinti
Akapya nga ka week
Ono gwetwalese ayaka n'ebwojako ka switch