Oh! Nkwaniriza munju
Ebaddewo okumala akabanga, ng'erinda nannyini yo
Anajiyingiramu, nga n'ekisumuluzo ekitufu oyo nga yakirina
Bw'otuuka, tunulako mu kasonda awo
Ka switch, katekeko mu kasonda awo
Ng'omulisa wotula, nkuwe ka juice, ka juice yeah
Kati nkuwe ki, ku mapenzi gano nkuwe ki
Omugati, si manyi oba olya ku mugati
Omugati oguliko ka butter omugati
Ka switch, kali awo baby ka switch
Ka switch, katekeko awo ka switch