0:00
3:02
Now playing: Sikyegomba

Sikyegomba Lyrics by Pallaso ft. Guvnor Ace and DVJ Pofia


Yeah yeah
Mukwano nsonyiwa olumu nange bimbula
Olumu ŋenda ne ndwa ne mu kibuga
Tebiba bya kiyaaye mba mu byanfuna
Nsanyuka muli akaviiri bw’okakola
I got so many ways to love you choose one
You already know Ron on dis one
A Guvnor Ace, a Guvnor Ace
A Sucker sucker free boss in another one sho!
Dj Pofia gikube (gikube)
Ffe nga tudigida mubali (gikube)
Dj Pofia gikebere (gikube)
Love yange y’alaali

Kano ke nfunye gwe sikyegomba
(Ke nfunye gwe sikyegomba)
Olina vibe ewoomesa omwenge
(Ewoomesa omwenge)
Kano ke nfunye gwe sikyegomba
(Ke nfunye gwe sikyegomba)
Olina vibe ewoomesa omwenge
(Ewoomesa omwenge)

Olina ebibala mu nda yo
Babe njagala tukolemu bi bundaying
Tondeka wano nze my babe
Kubanga n’omala ondeka wano am dying
Nsabira mukwano ntuuke eyo
N’akasuuti ŋenda kujjira mu ka fitting
Yoya ky’oyoya baleete
Abakwegwanyiza bagambe sorry ssi tonight
I like your boom boom bae
Omubiri gwo gunsika nva ne mu mbeera
Era enkya tunaakeera
Ka nkuwe omukwano gukuggye ne mu mbeera

Kano ke nfunye gwe sikyegomba
(Ke nfunye gwe sikyegomba)
Olina vibe ewoomesa omwenge
(Ewoomesa omwenge)
Kano ke nfunye gwe sikyegomba
(Ke nfunye gwe sikyegomba)
Olina vibe ewoomesa omwenge
(Ewoomesa omwenge)

You got the vibe and you’ve got the fire
Baby my temperature rising higher
Otambula ne bakazi banno batya
Olina obulungi obutonnyesa enkuba
Tebakutiisa baby jangu eno
Gw’omanyi bulungi gy’onsanga mu nfo yaffe
Gye tuba ne tupoyera eyo
N’omukwano bwe gunkwata tugusindire eyo
Dj Pofia gikube (gikube)
Ffe nga tudigida mubali (gikube)
Dj Pofia gikebere (gikube)
Love yange y’alaali

Kano ke nfunye gwe sikyegomba
(Ke nfunye gwe sikyegomba)
Olina vibe ewoomesa omwenge
(Ewoomesa omwenge)
Kano ke nfunye gwe sikyegomba
(Ke nfunye gwe sikyegomba)
Olina vibe ewoomesa omwenge
(Ewoomesa omwenge)

Olina ebibala mu nda yo
Babe njagala tukolemu bi bundaying
Tondeka wano nze my babe
Kubanga n’omala ondeka wano am dying
Nsabira mukwano ntuuke eyo
N’akasuuti ŋenda kujjira mu ka fitting
Yoya ky’oyoya baleete
Abakwegwanyiza bagambe sorry ssi tonight
I like your boom boom bae
Omubiri gwo gunsika nva ne mu mbeera
Era enkya tunaakeera
Ka nkuwe omukwano gukuggye ne mu mbeera

Kano ke nfunye gwe sikyegomba
Eh eeh eh
(Ke nfunye gwe sikyegomba)
Olina vibe ewoomesa omwenge
Oh na na
(Ewoomesa omwenge)
Kano ke nfunye gwe sikyegomba
I wanna say big up Ron, the Producer
(Ke nfunye gwe sikyegomba)
Guvnor Ace, Kama Ivien
Olina vibe ewoomesa omwenge
And I myself
(Ewoomesa omwenge)
Sucker free boss!

Pallaso Singles