0:00
3:02
Now playing: Mpulira Bulungi

Mpulira Bulungi Lyrics by Pallaso


M'bibiribiribibiri bamba mbabe
M'bibiribiribibiri bamba mbabe eh eh
A Weasel Maniso Pallaso Chameleone
Every time so we do it again (pull it pull it pull it)
Gwe malaika (gwe malaika)
Gwe malaika
Oli otya eyo malaika?
Jjo nakuloose, nakuloose
Nga ozeko eno malaika, hmm (thank you)
Twabadde kukabaga, kwabade kuchakala namasanyu
Ng'onkubide kadress akaka bu colour
Wanyumye negubula asala
Onjakira nga musana
Gwe manya oli mentor ondaga nekubo
Tufuke nkuyege tuzimbe lusozi
Nga Sinai, yeah
Bwondabangawo nga totya
Ekinemanga tozinga enkata
Newayo ebyange tubigabane
Yegwe musawo nange antegerera obulamu bwange
Mpulira bulungi (nyo)
Mpulira bulungi nyo
Mpulira bulungi
I'm feeling good tonight (eh)
I'm feeling good tonight
Mwana gwe amanyi nga mangi
Yo yo!
Brownskin gwe mulungi asinga Lupita
Atambula bulungi gwe laba figure
Bwekaba kapiira nze muteebi gwe Keeper
Kamuwe omukwano ogujuza piipa ah
You're my love my baby keep it
Let's play, rewind, repeat it (oh oh nanana)
Give it to me anytime I need it
Ian Pro every time you beat it
Right now me need you emergency
Speed ya ggulu ggulu ambulance
I give you all mi love in a budget
You're my project, I am your gadget
Mpulira bulungi (nyo)
Mpulira bulungi nyo
Mpulira bulungi
I'm feeling good tonight (eh)
I'm feeling good tonight
Mwana gwe amanyi nga mangi
Webale kunjagala mwana wanyabo omp'omukwano (lipo wali munda yeah)
Tewaba akuteganya bakuleke weyagalire nze nzeka (mama na ngaye)
Twebaze bwebaza tetwetaga saala
Yade nga olumu obulamu bwa zaala
Batuleke kubanga obweda nze vuhizi
Babireke mukamu waffe ye abiyinza
Kayimba akamunyumira kako nkayimbye
Speed kikumi kinaana ekona ndizinze
Mpulira bulungi
Mpulira bulungi nyo
Mpulira bulungi
I'm feeling good tonight (eh)
I'm feeling good tonight
Mwana gwe amanyi nga mangi
Herbert Skill pan the one
A good advise Good life we sign out
Sign out
Log out
You don't know

Pallaso Singles