0:00
3:02
Now playing: Kilila

Kilila Lyrics by Pallaso


Kirila
Ge-genius, good Music Production
Kilila
Kilila mukwano bambi kilila (kilila)
Kilila ne ku ttaka otuuke (kilila)
Kilila obalage stamina (kilila)
Kilila abakiika bakiike (kilila)
Kilila mukwano bambi kilila (kilila)
Kilila ne ku ttaka otuuke (kilila)
Kilila obalage stamina (kilila)
Kilila abakiika bakiike
Bw'okkirira nange ne nzikirira
E-ebisambi byaka ng'omusana byansikiriza
Bw'ongamba follow me nengoberera
N'omutima gukuba buli gwe lw'ontunuulira
Kati bw'oba olina ekikuluma kitereke kireete enkya
Bw'oba olina ebizibu birekenga eka
N'ebitaatunyumire ebyo sengejja, sengejja
My baby gw'olina akabina akansikiriza
O-omamilira olina amapenzi g'onfukirira
Ogenda n'onsaba Belaire ne nzibiriza
No-n'ombigulira akabina ate awo ne nzikiriza
Kilila
Kilila mukwano bambi kilila (kilila)
Kilila ne ku ttaka otuuke (kilila)
Kilila obalage stamina (kilila)
Kilila abakiika bakiike (kilila)
Kilila mukwano bambi kilila (kilila)
Kilila ne ku ttaka otuuke (kilila)
Kilila obalage stamina (kilila)
Kilila abakiika bakiike
Katwesanyukire obulamu bwaffe
Tudigide kubanga n'omulembe gwaffe
Tusangiddwa nga n'abakazi bonna baffe
Ensimbi zaffe, ne Uganda yaffe
Baby olina ebyo by'okola byebatasuubira
Oyimba obuyimba ne ba neighbor batuwulira
Balowooza radio ng'ompita ontumira
Gw'owoza babe sauti bagiwulira
Kati bw'oba olina ekikuluma kitereke okireete enkya
Bw'oba olina ebizibu birekenga eka
N'ebitaatunyumire ebyo sengejja, sengejja (kilila)
Kilila
Kilila mukwano bambi kilila (kilila)
Kilila ne ku ttaka otuuke (kilila)
Kilila obalage stamina (kilila)
Kilila abakiika bakiike (kilila)
Kilila mukwano bambi kilila (kilila)
Kilila ne ku ttaka otuuke (kilila)
Kilila obalage stamina (kilila)
Kilila abakiika bakiike
Honey, you're sweet like honey
Ready, I'm m always ready
Steady, am always steady
Money, I always got money
Bad girl, you need a bad boy
Somebody real that can be your backbone
Ride or die turn your life into a freak show
Hold you tight squeeze your body like a pistol (wansi)
Kilila
Kilila mukwano bambi kilila (kilila)
Kilila ne ku ttaka otuuke (kilila)
Kilila obalage stamina (kilila)
Kilila abakiika bakiike (kilila)
Kilila mukwano bambi kilila (kilila)
Kilila ne ku ttaka otuuke (kilila)
Kilila obalage stamina (kilila)
Kilila abakiika bakiike
Kireete enkya
Birekenga eka
Sengejja
Sengejja

Pallaso Singles