0:00
3:02
Now playing: Anti Kale

Anti Kale Lyrics by Spice Diana


Ian Pro pon the beat
Spice Diana
Bano batemu butemu
Tebawuliriza tuli ku kizibu
Aaah anti kale (anti kale)
N'ekyo kiggwa kale (kiggwa kale)
Kantu katono kakutemya embale (kale)
Nkibuuse kale (anti kale)
Aaah anti kale (anti kale)
N'ekyo kiggwa kale (kiggwa kale)
Kantu katono kakutemya embale (kale)
Nkibuuse kale (anti kale)
Bano mbabuuse gyoliva ne gy'oligenda beebamu
Ebirooto byabwe n'ebikolwa by'ebimu
Tebawena a, nga balumya (unh!)
Batugumya mitima basibisa byayi
Mbu batufaako kumbe basiba kawaani
Bakola by'amajaani basaba sukaali
Mbu beeyita b'askari (Burn)
Tebalina kisa batunyiga ng'ennyaanya
Ne gw'osinga agamba kimu apaana (ok kale)
Aaah anti kale (anti kale)
N'ekyo kiggwa kale (kiggwa kale)
Kantu katono kakutemya embale (kale)
Nkibuuse kale (anti kale)
Aaah anti kale (anti kale)
N'ekyo kiggwa kale (kiggwa kale)
Kantu katono kakutemya embale (kale)
Nkibuuse kale (anti kale)
Batulaba ku ttivi beebuzaabuza (batumanyi)
N'enyimba zafe bazewereza (bazirina)
Just kifiiriza, bantu ba nzikiza
Omuntu omuntu, mbasaba muyigeko bwe bayisa omuntu
Naye muntu muno, gw'otulugunya naye munayuganda (oh why)
Buli omu kyali deserves some respect
Twewe ebitiibwa in all aspects
Oli ku mulimu ndi ku mulimu
Ffena eggwanga litwetaaga (burn)
Aaah anti kale (anti kale)
N'ekyo kiggwa kale (kiggwa kale)
Kantu katono kakutemya embale (kale)
Nkibuuse kale (anti kale)
Aaah anti kale (anti kale)
N'ekyo kiggwa kale (kiggwa kale)
Kantu katono kakutemya embale (kale)
Nkibuuse kale (anti kale)
Uh uuh! Bano basabuzi balimba
Bagala kulaba nga tusemba
Batunyigira mu bufunda (oh)
Batugumya mitima basibisa byayi
Mbu batufaako kumbe basiba kawaani
Bakola by'amajaani basaba sukaali
Mbu beeyita b'askari (burn)
Batulaba ku ttivi bebuzaabuza (batumanyi)
N'enyimba zaffe bazewereza (bazirina)
Just kifiiriza, bantu ba nzikiza
Buli omu kyali deserves some respect
Twewe ebitiibwa in all aspects
Oli ku mulimu ndi ku mulimu
Ffena eggwanga litwetaaga (burn)
Aaah anti kale (anti kale)
N'ekyo kiggwa kale (kiggwa kale)
Kantu katono kakutemya embale (kale)
Nkibuuse kale (anti kale)
Aaah anti kale (anti kale)
N'ekyo kiggwa kale (kiggwa kale)
Kantu katono kakutemya embale (kale)
Nkibuuse kale (anti kale)
Aaah anti kale (anti kale)
N'ekyo kiggwa kale (kiggwa kale)
Kantu katono kakutemya embale (kale)
Nkibuuse kale (anti kale)
Aaah anti kale (anti kale)
N'ekyo kiggwa kale (kiggwa kale)
Kantu katono kakutemya embale (kale)
Nkibuuse kale (anti kale)