0:00
3:02
Now playing: Tondwisa

Tondwisa Lyrics by Spice Diana, Chris Evans


Mmm hmm, tondwiisa nze
Njagala mukwano kati
Oba nkuwe ku kagaati
Tondwiisa nze
Njagala mukwano kati

\n

Kuno okwagala nze kuli menya
Eeehh, kuli menya
Balala nzilugaze sibaagala
Eeehh, gw\'ansaanila (Baur)

\n

Esanyu ely\'oluberera ondetede
Mutima munda muli mpulira emirembe
Obweda nesunga ku kulirana
Ah-li-li-li-li-li-li aya-ya-ya

\n

Amaaso go nga gazimeera
Naawe okiraba omukwano lubabu
Leeka mpite omu doctor
Nedda mukulu gwe abisobola
Amaaso go nga gazimeera
Naawe okiraba omukwano lubabu
Leeka mpite omu doctor
Nedda mukulu gwe abisobola

\n

Oba nkuwe ku kagaati
Tondwiisa nze
Njagala mukwano kati
Oba nkulaba olwenkya
Tondwiisa nze
Njagala mukwano kati

\n

Oyagala muli nze nkole ntya
Kyogere kati
Wantama kuba nansonyi naawe, eh
Ekitiko nanywa kya muga baby
Tondaba waano
Eyo tebakulisa enuma sweet

\n

Eh eh, kati nkitegede kyongamba
Kanzije mukwano wetaaye
Kammale okufuna ku kooti
Ekyo nakyo kiwede

\n

Amaaso go nga gazimeera
Naawe okiraba omukwano lubabu
Leeka mpite omu doctor
Nedda mukulu gwe abisobola
Amaaso go nga gazimeera
Naawe okiraba omukwano lubabu
Leeka mpite omu doctor
Nedda mukulu gwe abisobola

\n

Oba nkuwe ku kagaati
Tondwiisa nze
Njagala mukwano kati
Oba nkulaba olwenkya
Tondwiisa nze
Njagala mukwano kati

\n

Wabula ebintu by\'onyumya byo tebigwa
Kaŋŋende gyeŋŋenda
Ndowooza nebwonamala emyezi nga tondaba muli oteredde
Nedda mukulu (eh)
Ate nsanuuse busanuusi (abaange)
Nzenna mpulira nsaanuuka
Ye mbuuza ogenda wa
Ogenze otya

\n

Baako tonsika-sika saati naawe
Kaŋŋende gyeŋŋenda
Ndowooza nebwonamala emyezi nga tondaba muli oteredde
Nedda mukulu (eh)
Ate nsanuuse busanuusi (abakazi)
Nzenna mpulira nsaanuuka
Ye mbuuza ogenda wa
Ogenze otya

\n

Daamu ebintu by\'onyumya byo tebigwa
Kaŋŋende gyeŋŋenda
Ndowooza nebwonamala emyezi nga tondaba muli oteredde
Nedda mukulu (eh)
Ate nsanuuse busanuusi (abakazi)
Nzenna mpulira nsaanuuka
Ye mbuuza ogenda wa
Ogenze otya

\n

Oba nkuwe ku kagaati
Tondwiisa nze
Njagala mukwano kati
Oba nkulaba olwenkya
Tondwiisa nze
Njagala mukwano kati


Spice Diana Singles