0:00
3:02
Now playing: Sente Zakamezza

Sente Zakamezza Lyrics by Spice Diana ft. Feffe Bussi


Obuliri ze mbuvuddemu nga z’obuvuddemu?
Kyokka bulijjo mwana mbukulekamu
Spice, topapa kuyombamu
Olumu ondekangamu
Just olumu zibulamu

Obuzibu buliwa?
Ssente z’akameeza
Njagala ssente z’akameeza
Leero ndekaamu
Ssente z’akameeza
Togenda nga toleseewo
Ssente z’akameeza
Obuzibu buliwa?
Ssente z’akameeza
Njagala ssente z’akameeza
Leero ndekaamu
Ssente z’akameeza
Togenda nga toleseewo
Ssente z’akameeza

Ssente z’akameeza zitubeezaawo
Ky’ova olaba nkugamba ozisseewo
Ntetenkanya nga maama tubeewo
N’abaana ka sukaali banyweko
Kyokka gwe ondaga busungu
Era nange nsibyewo ekiyungu
Ku z’akameeza ndayira aga Mungu
Mpozzi ng’onawasa muzungu
Ebibyo tompa ate ebyange n’ompeeka!
Boy, you give me I give you
We make it better
Yeah eeh

Ekinnuma kano akameeza nze eyakagula
Akameeza kafuuse ekyewalula
Bwe mbalabalamu ssente ze nkasuulira
Bwe nkirowozaamu gunnumira ddala
Engeri gwe gy’oboggola n’olundeetera
N’obitiggula, ne nzigwerera nze ne mmala
Ne nthamalala
Ne ndolobala
Ne neesalaasala
Ne neetala
Ne nkwekokkola nga ssimala, eh
Olwo nno nga nfa kulaga mapenzi
Tulumye buno obulenzi obusheezi
Nkuvugire mu X-Class Benz
Nkubuzeewo nno nga bano abachwezi

Awatali z’akameeza no kkombya, ah ah
No kkombya
Bwotaleka z’akameeza no kkombya, ah ah
No kkombya
Awatali z’akameeza no kkombya
Tokiŋŋamba baby tonnyombya
Gwe fumba kamere nga nz’afumbya
Kyokka gwe oli mu ko-koonya
Ebibyo tompa ate ebyange n’ompeeka!
Boy, you give me I give you
We make it better
Yeah eeh

Artin on the Beat

Spice Diana Singles