0:00
3:02
Now playing: Twookya

Twookya Lyrics by Spice Diana


Aaah ah (nnyabo)
Oooh oh
Aaah ah (Star gal)
Waguan
No mercy
Bassboi

\n

Zenkolawo zendya
Simanyi na bya nkya ah
Zenkolawo zendya
Not today not today not tommorow
Ono bw’atuuka mu nfo bikyuka
Bikyuka bingi n’akyusa bangi
Nze bwe ntuuka mu nfo bikyuka
Neesonyiwa bangi abaakyusa langi
Babiri babiri nga binyuma nnyo
Binyuma bwebiti ng’oli ne munno
Mukyala neighbour baamusombye
Ono eza rent baazinywedde, woyi

\n

Ebyokya tusumulula byokya (byokya)
Kwata ku mubiri gwe toyokya (twokya)
Ebyokya tusumulula byokya (byokya)
Tuli mu kidongo naawe toyokya (aaah ah)
Ebyokya tusumulula byokya (byokya)
Kwata ku mubiri gwe toyokya (twokya)
Ebyokya tusumulula byokya (aaah ah)

\n

Ah, ah, nkubye kidigida (kuba)
Ekidigida ekinaakulalula
Ah ah, ah, nkubye kidigida (nnyabo)
Ekidigida ekinaakulalula
Bye weekozakoza ebyo bya kidongo
Togeza ne weepima ku nannyini birungo
Mazina makopperere gamenya omugongo
Better say what you’ll never regret, fire burn
Toyingira amazina g’enkima nga tolina mukira
Tozalawa akusingako kuba akukira
Gwe oli candle nze ndi ttaala ya sitima
Nsaba Mukama akuggyeko eryo ettima (mstchew)
Fake swagger dem (gwe)
Fake mama dem (ah ah)
Fake feminist fake fake farmer dem
Fake swagger dem (gwe)
Fake mama dem
Fake feminist fake fake every ting

\n

Ebyokya tusumulula byokya (byokya)
Kwata ku mubiri gwe toyokya (twokya)
Ebyokya tusumulula byokya (byokya)
Tuli mu kidongo naawe toyokya (aaah ah)
Ebyokya tusumulula byokya (byokya)
Kwata ku mubiri gwe toyokya (twokya)
Ebyokya tusumulula byokya (aaah ah)

\n

Ah, ah, nkubye kidigida (kuba)
Ekidigida ekinaakulalula (nnyabo)
Ah ah, ah, nkubye kidigida
Ekidigida ekinaakulalula
Bye weekozakoza ebyo bya kidongo
Togeza ne weepima ku nannyini birungo
Mazina makopperere gamenya omugongo
Better say what you’ll never regret, fire burn
Toyingira amazina g’enkima nga tolina mukira
Tozalawa akusingako kuba akukira
Gwe oli candle nze ndi ttaala ya sitima
Nsaba Mukama akuggyeko eryo ettima (mstchew)
Fake swagger dem (gwe)
Fake mama dem (ah ah)
Fake feminist fake fake farmer dem
Fake swagger dem (gwe)
Fake mama dem
Fake feminist fake fake every ting

\n

Ebyokya tusumulula byokya (byokya)
Kwata ku mubiri gwe toyokya (twokya)
Ebyokya tusumulula byokya (byokya)
Tuli mu kidongo naawe toyokya (aaah ah)
Ebyokya tusumulula byokya (byokya)
Kwata ku mubiri gwe toyokya (twokya)
Ebyokya tusumulula byokya (aaah ah)

\n

Toyingira amazina g’enkima nga tolina mukira (byokya)
Tozalawa akusingako kuba akukira (twokya)
Gwe oli candle nze ndi ttaala ya sitima (byokya)
Nsaba Mukama akuggyeko eryo ettima
Artin on the beat
Bye weekozakoza ebyo bya kidongo (byokya)
Togeza ne weepima ku nannyini birungo (twokya)
Mazina makopperere gamenya omugongo (byokya)
Better say what you’ll never regret, fire burn (twokya)

\n

Jahlive
Mstchew


Spice Diana Singles