0:00
3:02
Now playing: Omulembe

Omulembe Lyrics by Spice Diana


Baliwa abakyala baluno
Abasiiba basiwenja okuffa
Abatakiriza kusigala emabega
Baliwa bamama bakati
Abamanyi kyebalina okukola
Nga tebakiriza kuba kokonya
Eh eh!

\n

Bwo gayala kumulembe guno
Abalala ng\'ebintu bayiga
Nga enkola yabyo kagikuguka
Eh eh!
Ebikozesebwa nga bafuna
Nga bamanya ne gyebisangibwa
Obasisinkana nga wewunya
Eh eh!

\n

Twasalawo ffe twasalawo
Bagalawo nga tugulawo
Okwerumya anti kwagwawo
N\'esente tuzirina
N\'abaami tubarina
Ate oba otujogerawa

\n

Tulina okugenda nagwo
Omulembe Omulembe
Tokiriza kusigala
Tokiriza tokiriza
Tewali kukadiwa leero
Omulembe omulembe
Tokiriza kukuleka
Tokiriza tokiriza
Tulina okunyirira ffena
Omulembe Omulembe
Tokiriza kusigala
Tokiriza tokiriza

\n

Bwosimagira abaana betala
Bwogayala ng\'obudde buduka
Eno time ya technology
Eh eh!
Laba n\'omwami wo musembeze 
Muzukuse bwaba nga yebase
Ategere nti sawa mbaya
Guno omulembe gwakulabika bulungi
Teri ku mogoka
Atanafuna ogire ofune
Nobufumbo buba bunyuma
Nga munowo akutunulira
Nakugamba nga tokadiwa

\n

Twasalawo ffe twasalawo
Bagalawo nga tugulawo
Okwerumya anti kwagwawo
N\'esente tuzirina
N\'abaami tubarina
Ate oba otujogerawa
(Herbert Skills pon dis one)

\n

Tulina okugenda nagwo
Omulembe Omulembe
Tokiriza kusigala
Tokiriza tokiriza
Tewali kukadiwa leero
Omulembe omulembe
Tokiriza kukuleka
Tokiriza tokiriza
Tulina okunyirira ffena
Omulembe Omulembe
Tokiriza kusigala
Tokiriza tokiriza

\n

Kakati nze banpita Diana
Diana ye music commander
Simbula engoma tugende tooda
Teri kudda teri kudda
Oba oyagala kubeera fala
Beerawo nga toyagala kukola
Onosubwa n\'endongo bwekuba 
Eh eh!

\n

Twasalawo ffe twasalawo
Bagalawo nga tugulawo
Okwerumya anti kwagwawo
N\'esente tuzirina
N\'abaami tubarina
Ate oba otujogerawa

\n

Tulina okugenda nagwo
Omulembe Omulembe
Tokiriza kusigala
Tokiriza tokiriza
Tewali kukadiwa leero
Omulembe omulembe
Tokiriza kukuleka
Tokiriza tokiriza
Tulina okunyirira ffena
Omulembe Omulembe
Tokiriza kusigala
Tokiriza tokiriza


Spice Diana Singles