Wowowowo
Heyeyeyeye
Wowowowo
Love yo ennumira eri
Kyokka gwe weekwese eri
Ndi bw’omu gwe oli eri
Empewo enfuuwa ensuula eri
Munnange nkugamba mbiita, mbiita
Gwe wampa love ennyingi nnyweza, tonta
Pilot wange ŋŋamba ntuusa, nnyweza
Atakwagala takugamba
Nze nzize leero nkugambe
Munnange love bwetyo bw’eba
Ng’ejjovu mukwano bimba
Munnoowo anyuma nga mwana
Munnange nnyamba aah
Nze bwe njagala njagala
Njagala, njagala ayi
Bwe njagala ntaama
Ntaama, era mpaana
Ndi mu love, babe gwe aliko
Ndi mu love, emisana oba ekiro
Ndi mu love, babe gwe aliko
Ndi mu love, emisana oba ekiro
Tontiisa nze ntya walaai ,
Omukwano gusimba walaai
Kale wakiri nsiba ku lwayi
Gwe mulwadde nze dokitaali
Ntangaaza, kyonna ky’olaba ŋŋamba
Nseetinga, mu position w’ononsanganga
Njagala gwe ng’osiima walaai
Nga nkupakira love ng’omatira walaai
Njagala nze bwe nfumba ka caayi
Ne nkakuwa ng’onywa owaana walaai
Njagala ng’omukwano mu bungi
Ng’ogumpa nga tontya mu bangi walaai
Njagala ng’ate onkyamula
Nga bw’onjagala mpaka mu jacket
Mama nteredde
Nteredde oh oh nteredde
Nze nteredde
N’omutima gwonna ngukebedde
Mukwano nteredde
Wantereezezza nze nteredde eh eeh
Tontisa nze ntya walaai ,
Omukwano gusimba walaai
Kale wakiri nsiba ku lwayi
Gwe mulwadde nze dokitaali eeh
Ntangaaza, kyonna ky’olaba ŋŋamba
Nseetinga, mu position w’ononsanganga
Spice Diana
Baur Baur
Sabula
Mukwano gwe aliko
Nze ntaama boy ntaama
King Saha babuulire, hmm
Bwe njagala
Manager Roger bagambe