0:00
3:02
Now playing: Bajikona (Live)

Bajikona (Live) Lyrics by Spice Diana


Bajikoona
Eno endongo bajikoona
Tozalawa Bajikoona
Eeee Eeee Eeee
Bajikoona
Eno endongo bajikoona
Tozalawa Bajikoona
Eeee Eeee Eeee
Eno gyozalawa
Abalala bagikoona
Abalala bagikoona
Eno gyozalawa
Abalala kwe bafiila
Endongo gyozalawa
Abalala bagikoona
Abalala bagikoona
Endongo gyozalawa
Abalala kwe bafiila
Ah wadde ozina nga kyakayiga
Amazina tebagapapira gayiga
Amateera ne bw'oteekamu amasoga
Kiggwa, kiggwa
Atamanyi kuzina teweekwasa
Amazina gagenda na kwebuusa
Selfie nnyingi naye teyekyusa
Atudde, atudde, aah
Bwe tubalinnya temuyomba
Nze ndaba mutudde
Ng'abali mu nnyumba
Waliwo azina karate tabasamba
Anti omuliro gukutte
Mu nnyumba mu nnyumba
Eno gy'ozalawa
Abalala bajikoona
Abalala bajikoona
Eno gy'ozalawa
Abalala kwe bafiira
Endongo gy'ozalawa
Abalala baiikoona
Abalala bajikoona
Endongo gy'ozalawa
Abalala kwe bafiira
Wamma tingisha tingisha
Oba kumenyeka menyeka menyeka
Wamma babe katika katika katika
Pon the dance floor
Pon the dance floor, eh
Say, wamma tingisha tingisha
Oba kumenyeka menyeka menyeka
Wamma babe katika katika katika
Pon the dance floor
Pon the dance floor, eh
Eno Beats, eno gy'okubye madder
Abaana bazina bazina bazina
You're mi best ma brada
Eno gy'ozalawa
Abalala bajikoona
Abalala bajikoona
Eno gy'ozalawa
Abalala kwe bafiira
Endongo gy'ozalawa
Abalala baiikoona
Abalala bajikoona
Endongo gy'ozalawa
Abalala kwe bafiira
Ah wadde ozina nga kyakayiga
Amazina tebagapapira gayiga
Amateera ne bw'oteekamu amasoga
Kiggwa, kiggwa
Atamanyi kuzina teweekwasa
Amazina gagenda na kwebuusa
Selfie nnyingi naye teyekyusa
Atudde, atudde, aah
Bwe tubalinnya temuyomba
Nze ndaba mutudde ng'abali mu nnyumba
Waliwo azina karate tabasamba
Anti omuliro gukutte
Mu nnyumba mu nnyumba
Eno gy'ozalawa
Abalala bajikoona
Abalala bajikoona
Eno gy'ozalawa
Abalala kwe bafiira
Endongo gy'ozalawa
Abalala bajikoona
Abalala bajikoona
Endongo gy'ozalawa
Abalala kwe bafiira
Eeh, aah ah
Kangamu awo, eeh
Kaddemu awo
Eeh, ng'omanyi awo
Reality
Gwe aah
Kangamu awo
Kaddemu awo
Ng'omanyi awo
Bagikoona