0:00
3:02
Now playing: Kibadde Kisa

Kibadde Kisa Lyrics by Spice Diana


(Intro)

\n

Nessim Pan Production

\n

(Verse 1)

\n

Bwentunula gyenvudde
Nendaba ne wano wendi
Mpise mu biwonvu na migga
Okutuuka wano
Mpise mu kugezesebwa kungi
Abantu ab\'efitina bangi
Bafubye nnyo nemererwe naye n\'ompanguza

\n

(Pre-Chorus)

\n

Onyimusizza nkutenda
Omulisiza ng\'etabaaza
Omuntu alina ekisa nga ggwe yambula, ooh
Abambuza bwe nakikola
Teri gwe ŋŋenda kulimba
Nti wentuuse gabadde manyi gange

\n

(Chorus)

\n

Kibadde kisa kyo
Kisa kyo
Kye kinyambye nze okutuuka wano
Kibadde kisa kyo
Kisa kyo
Okutuuka wano
Kibadde kisa kyo ayi Katonda

\n

(Verse 2)

\n

Kyalinga ekirooto
Nga simanyi nti lulikya
Nembeera omuntu eyegombesa, aah
Nasiiba nga nkiyiya
Abampulira nga baseka
Ayi Katonda
Oyimusa abanyomerwa

\n

(Pre-Chorus)

\n

Onyimusizza nkutenda
Omulisiza ng\'etabaaza
Omuntu alina ekisa nga ggwe yambula, ooh
Abambuza bwe nakikola
Teri gwe ŋŋenda kulimba
Nti wentuuse gabadde manyi gange

\n

(Chorus)

\n

Kibadde kisa kyo
Kisa kyo
Kye kinyambye nze okutuuka wano
Kibadde kisa kyo
Kisa kyo
Okutuuka wano
Kibadde kisa kyo ayi Katonda

\n

(Chorus)

\n

Kibadde kisa kyo
Kisa kyo
Kye kinyambye nze okutuuka wano
Kibadde kisa kyo
Kisa kyo
Okutuuka wano
Kibadde kisa kyo ayi Katonda



About the song "Kibadde Kisa"

"Kibadde Kisa" is a song by Spice Diana. It was produced by Nessim, and released on December 19, 2024 through Source Management.

"Kibadde Kisa" is a heartfelt song expressing gratitude to God for His grace and kindness, overcoming challenges, and transforming dreams into reality despite hardships and doubters.

Spice Diana Singles