Nweza ako akamuli akawowo akalimu
Gwe mukwano ogwanamadaala
Nze gwenina jyoli
Sembera nkunwegereko
Nyumilwa nyo ngankulezeko
Sembela otuleko wano
Baby sembera otuleko wano
Buli lwendowooza okudukako
Nga ndabye akusingako obulungi
Nze nenzijukila ekyandet'eyo
Silikyusa nze silikyusa
Nkuwe kyi nze nkuwekyi
Kulwomukwano gwondaze
Nkuwe kyi nze nkuwekyi
Kano akayimba ko kako
Nkudizekyi nze nkudizekyi
Kulwomukwano gwondaze
Nkudizekyi nze nkudizekyi
Kano akayimba ko kako
Tambula nga bwojja eno
Betegeleze Betegeleze
Anyiza ekilo nga nkabba
Nkimanyi yabalwanyisa
Nebwensobya nebwenyiza nyta
Osonyiwa gwe osonyiwa
Nebwendwayo jyensib'eyo
Otegera gwe otegera
Nkuwekyi eyamponya emize
Eyasigalawo nga bandesewo
Nkuwe kyi nze nkuwekyi
Aaaah nkutwalewa nze nkukwekewa
Buli lwendowooza okudukako oh bambi
Nga ndabye akusingako obulungi
Nze nenzijukila ekyandet'eyo
Silikyusa nze silikyusa
Nkuwe kyi nze nkuwekyi
Olwomukwano gwondaze
Nkuwe kyi nze nkuwekyi
Kano akayimba ko kako
Nkudizekyi nze nkudizekyi
Kulwomukwano gwondaze
Nkudizekyi nze nkudizekyi
Kano akayimba ko kako
Ko kako baby
Ko kako baby
Buli lwendowooza okudukako bububu
Nga ndabye akusingako obulungi
Nze nenzijukila ekyandet'eyo
Silikyusa nze silikyusa baby
Silikyusa bambi
Silikyusa
Nkuwe kyi nze nkuwekyi
Olwomukwano gwondaze
Nkuwe kyi nze nkuwekyi
Kano akayimba ko kako
Nkudizekyi nze nkudizekyi
Kulwomukwano gwondaze
Nkudizekyi nze nkudizekyi
Kano akayimba ko kako
Nkuwe kyi nze nkuwekyi
Gwondaze
Nkuwe kyi nze nkuwekyi
Kano akayimba ko kako
Nkudizekyi nze nkudizekyi
Olwomukwano gwondaze
Nkudizekyi nze nkudizekyi
Kano akayimba ko kako