Waleka akatambalako ewange
N'ongamba nti okomawo
Nnalindalinda baka kumakya
Tewasiibula nga ogenda
Wagenda n'omutima gwange
Wadde enumber y'essimu okugireka
Komawo
Olusi nebuuza oba wagenderera okaleka
Mikwano gyange jinsekerera
Lwakatambala
Olusi ntambula nakoooo
Mpaka eyo gyensiba
Ebinyiza byonna
Nsikayo katambala
Katambala kempunyiriza kempunyiriza
Katambala kempunyiriza nga njagala okulaba
Katambala kekanzijukiza ekifaananyiko
Kekanzijukiza ekifaananyiko
Katambala kempunyiriza nga njagala okulaba
Nakawanika kukisenge
Amaaso wegatunula enyo
Nafuba okulaba akawoowo tekagwamu
Banga lizise liweze nkyali mugumu nyo
Nkyalina essuubi oba oli awo olidda
Nokatwala
Oluusi neebuuza oba
Wagenderera okaleka
Mikwano gyange jinsekerera
Lwa katambala
Oluusi ntambula nako
Mpaka eyo gyensiiiba
Ebinyiiza byonna
Nsikayo katambala
Katambala kempunyiriza kempunyiriza
Katambala kempunyiriza nga njagala okulaba
Katambala kekanzijukiza ekifaananyikyo
Kekanzijukiza ekifaananyikyo