0:00
3:02
Now playing: Muvubuka

Muvubuka Lyrics by Kenneth Mugabi


Muvubuka nkulamusiza
Webaze katonda oyo akuwangaza
Ekiri ewuwo n′ewange ky'ekiriyo
Naye guma
Nywereza ddala akalimuk′ako kolina
Abasinga tebakyalina
Okusirika kw'owulira simirembe
Buli muvubuka akaaba
Agambaaaaa
Najjawa ezinasomesa omwana
Buli gwe nkabira abeerala akaaba
Ensi efuunze okwenkana akayu
Ndowooza okunyuka amaka ngaleker'ani
Nkoze bbiri akasaba taano
Landlord aswama
N′akameeza kamanja
N′omuggaga aswama

Nze binsobedde
Awaka ne mukibira
Ahha binsobedde
Nze binsobedde
Aah binsobedde
Awaka ne mukibira
Binsobedde binsobedde
Ohhh

Muvubuka lindako okutulugunya muno
Nebwomusiba ebanja telyesasula
Muvubuka tomala gasasaanya nsigo
Bulamu bwebuggaga kozesa obupiira
Yonja omwoyo gwo
Muvubuka gukume
Agali awamu
Gegaluma enyama
Najjawa ezinasomesa omwana
Buli gwenkabira abeera akaaba
Ensi efunze okwenkana akayu
Ndowooza okunyuka amaka ngalekere ani
Nkoze bbiri asaba ttaano
Landlord aswamaaaaa
Nakameza kamanja
N'omuggaga aswamaaaa

Nze binsobedde
Awaka ne mukibira
Ahha binsobedde
Binsobedde Nze
Binsobedde
Awaka ne mukibira
Aah binsobedde
Ohhh