Wamanyiza, esaawa bweziti mbeela nawe
Nemanyiiza okunyizanyiiza kwotadde nenyonyogeze
Ne′kachayi okuli omujja, ngo'sowodde nga tugeya emikwano
Leero oluddeyo, oluddeyo
Lwaki oluddeyo? Oluddeyo
Wamanyiza Wamanyiza
Wamanyiza kino ekyeejo gw′akileeta
Wamanyiza Wamanyiza
Wamanyiza kino ekyeejo gw'akileeta
Gw'akileeta... Gw′akileeta
Gw′akileeta... Gw'akileeta ahh
(Gw′akileeta huh! Gw'akileeta, Gw′akileeta huh! Gw'akileeta)
Wamanyiza, ntumiza obyo′kulya mukwano biwoze
Wamanyiza kati nze binsobedde baby, ne socks zibuze!
Silaba kinkeza waka. Gweyamanyiiza okukeela
Nebaka mu ttumbi, nkeela mu matulutulu
Baby nkuloota nga okonkona
Nsobedwaa... Nsobedwa
Nsobedwaa... Nsobedwaa
Wamanyiza Wamanyiza
Wamanyiza kino ekyeejo gw'akileeta
Wamanyiza Wamanyiza
Wamanyiza kino ekyeejo gw'akileeta
Gw′akileeta... Gw′akileeta! Ayi
Gw'akileeta... Gw′akileeta! ahh
(Gw'akileeta huh! Gw′akileeta, Gw'akileeta huh! Gw′akileeta)
(Gw'akileeta huh! Gw'akileeta, Gw′akileeta huh! Gw′akileeta)