0:00
3:02
Now playing: Ntesa

Ntesa Lyrics by Kenneth Mugabi


Lalala

Nafuuka munamawulire baby nga nkuwaana
Gagan′amawuliire aganyuma okusaka
Nebaz'omutonzi okumpa gano amaaso
Oli kimu kubitonde byeyalwawo ng′awunda
Terefayina ekuzuula ddi kubanga nze nyumirwa okulaba
Radio zikuzuula ddi nokuwuliriza nakwo nyumirwa

Kati (Nteesa)
Obeere wange
(Nteesa)
Obeere wange

Osaana kusitandinga ebikuvaamu byanjawulo
Osaana akatabo akakwogerako ggwe wekka
Kati nz'abuuza oba kano akaweta kakutuuka
Kyenetaaga kuzukuka ng'ondi kumpi
Ezigende′wamwe zisimbawa Njagala kukuwerekera
Onyanjule yo nga mukwano ggwo agenda okwagala

Kati (Nteesa)
Obeere wange
Mukwano (Nteesa)
Obeere wange

(Oh Baby)
Lalala

Nteesa
Obeere wange
Gundi Nteesa
Obeere wange

Nteesa
Obeere wange
Gundi Nteesa
Obeere wange