Mbadde ntudde kukatebe wali
Nga nkwetegeleza
Nsonyiwa okutunulira, nsabayo akadakiika
Okusaba akadiika nsoose kusaba saala
Nguze ne tawelo nsimul′obutuyo hmm
Nywede ggama zamazzi nkumu
Buli wenkukubako munye
Nkalamata nga yesomba
Baby
Nsaba akanaamba
Nsomera akanamba hmmm
Nsaba akanaamba hmm
Nsomera akanamba
Mwana gwe naawe nsaba akanamba
Nsomera akanamba
Ayayayaya
Nsaba akanamba
Nsomera akanamba haa
Nkunganyiiza otwanyi twenin'otutono
Singa omanyi amavivi bwegakankana
Nasuze nsoma nkuluze y′Oluganda nfune obugambo bwenakusonseka
Oyiwe olutuuyo ha
Nsomera akanamba naawe
Njakugumiika musaw'ezekisa
Nkusabik'obugambo
Nsaba akanaamba haa
Nsomera akanamba
Nsaba akanamba
Nsomera akanamba
Mwana gwe naawe nsaba akanamba
Nsomera akanamba ayayayaya
Nsaba akanamba
Nsomera akanamba
Bwonsomera akanamba
Njakugumiikanga musawa ezekisa nkusabike obugambo nze
Bwonsomera akanamba njakukubilanga buli kumakya ombulire bwewasuze
Nsaba akanaamba haa
Nsomera akanamba
Nsaba akanamba
Nsomera akanamba
Mwana gwe naawe nsaba akanamba
Nsomera akanamba ayayayaya
Nsaba akanamba
Nsomera akanamba