0:00
3:02
Now playing: Ankuba

Ankuba Lyrics by Kenneth Mugabi


Mutabani kiki,maama nkoye nze gwolabawano
Omukyala ankoyeza nsaba kumpa kimagezi
Maala kuntegeza

Guuma beebangamba nga nkula
Omukyala takwonwako
Binsobedde kati mukibila mwensula
Afazaali nakubwa enkuba
Ngumye,obusungu nzise eli
Banange azika omukyala azikuza
Ziino zenkwagulo nge′kizibiti kyenina
Waliwo nebimu ebinswaza okwogeera

Maama omukyala onkuba
Nze atte nkya okukweka enjala
Aaah maama omukyala ansuna
Nze atte nkya okukweka enjala
Ntila ddala Ntila ddala 
Ntila ddala Ntila ddala
Okumukonako oooh

Mubasajja boona boona olimuzila
Katonda yakuwunda nakujuza
Nomudaali osana gwa zabbu
Ogumidde enkwagulo notokweka njaaala
Oli wagabila nti ye tagalililwa
Tewelabilanga tolimunafu
Tolimusiru, obusungu zikira ddala

Maama omukyala onkuba
Nze atte nkya okukweka enjala
Jjawo ekyejjyo gwe mutabani
Nyini muffu yakwata awawunya
Maama omukyala onkuba
Nze atte nkya okukweka enjala
Ntya okunsibba
Gwomanyi enfita tomulinda kugalula
Omukyala mulagge nti eyo nyumba yyo

Aaah maama omukyala onkuba (wuliriza)
Nze atte nkya okukweka enjala (mwagala nnyo)
Mbeera mukakamu,todiza nweza omukono ogwo gwagalula

Ooooh maama bankuba ewaka (atya)
Nze atte nkya okukweka enjala (mugambe omwagala)
Ntya okunsibba ate mwagala
Mulage kyanasubwa ngogenze (mwagala nnyo)