0:00
3:02
Now playing: Mwana Gwe

Mwana Gwe Lyrics by King Saha


Ono King Saha wo akulumbye nalo, yeah eh
Ne Baur nakona ajikona nalo, yeah eh

It′s been a long time, a long time nga sikulabako
Sikyakulabako, newaka gwe tokyakyamawo
Leeta esanyu ewaka, tokyusa namba olimu ekyama
Katonda nsasira, ono byemugamba abitwale ngensonga
Mmm! Before I say I love you so
You say you love me so
To come and take your stress away
You take my stress away
Olwo ngankulindanga
Simu nga ngi-charginga
Byogamba silibikyusanga nga (ngamba)

Simanyi oba ompulira (mwana gwe)
Nze nkuyita tompitaba (mwana gwe)
Gwe wangamba oja kudamu (mwana gwe)
Kati kiki ondaza (mwana gwe)
Simanyi oba ompulira (mwana gwe)
Nzenkuyita tompitaba (mwana gwe)
Lwaki bye'gamba tobidamu (mwana gwe)
Ng′ate ompulira (mwana gwe)

Nze njagala okimanye nkunonya nalo, yeah eh
Obubaka olubulabako njagala osaleko, yeah eh
Yadde tebagamba nti nkwagala nyo, yeah eh
Njagala okimanye nkulinze
Bwekirema nti ntimbe ebipande
Mm nze nkulinze, njagala nyo nkusange
Njagala nkubulire ensonga
Ku guitar oba nkube enanga
Nkuteke mu mbeera
Nzijjewo ebyakunyiza nga
Nga nkuyita ompitaba
Nga newenkugamba tonyanukula

Simanyi oba ompulira (mwana gwe)
Nze nkuyita tompitaba (mwana gwe)
Gwe wangamba oja kudamu (mwana gwe)
Kati kiki ondaza (mwana gwe)
Simanyi oba ompulira (mwana gwe)
Nzenkuyita tompitaba (mwana gwe)
Lwaki bye'gamba tobidamu (mwana gwe)
Ng'ate ompulira (mwana gwe)

Nze nga nfubye nkuwereze ebaluwa
Eno ebaluwa ebigambo nze mbijja ku mutima
Gwe tobitya ebimu birimu amaziga
Era gegagubya olupapula olwali lutukula
Wenakutiza totunulawo, nonya wenasa ebigambo byo
Nali nakuma ekyamakyo, walahi
Nze kati kyensaba, bwebiba biganye tontya mukwano
Mpita, nze wendi nzigirawo misinde

Simanyi oba ompulira (mwana gwe)
Nze nkuyita tompitaba (mwana gwe)
Gwe wangamba oja kudamu (mwana gwe)
Kati kiki ondaza (mwana gwe)
Simanyi oba ompulira (mwana gwe)
Nzenkuyita tompitaba (mwana gwe)
Lwaki bye′gamba tobidamu (mwana gwe)
Ng′ate ompulira (mwana gwe)

Ono King Saha wo akulumbye nalo, yeah eh (mwana gwe)
Ne Baur nakona ajikona nalo, yeah eh (mwana gwe)
Ono King Saha wo akulumbye nalo, yeah eh (mwana gwe)
Ne Baur nakona ajikona nalo, yeah eh (mwana gwe)
Mwana gwe
Mwana gwe
Mwana gwe
Mwana gwe

King Saha Singles