0:00
3:02
Now playing: Ow'omukwano

Ow'omukwano Lyrics by King Saha

Waguan
Bass Boi

\n

Ahh ah, ow\'omukwano wankuba
Wankuba nze sirabangayo akwenkana
N\'ewange gye nsula
Njagala kuvayo nzije eyo gyo sula
Walayi wanzita
N\'emere yagaana emere newola
Appetite yambula
Nayagala nkusange omwagalwa
Bwe wasibula 
Kwolwo walayi sebaka, maama
Omutima guluma
Yanguwa ogukwateko walayi guluma
Omutima guyokya
Guyiile ku maazi guwole maama guyokya
Walayi walayi biluma
Biluma nga simanyi eyo gyosula

\n

Mukwano gwe ab\'anjagala nze (gwe ab\'anjagala)
Nze ndi wuwo nzenna (gwe ab\'anjagala)
Ebirungi gwe ab\'abimpa (gwe ab\'abimpa)
Ne byenina bibyo byoona (gwe ab\'anjagala)
Mukwano gwe ab\'anjagala (gwe ab\'anjagala)
Ne byenina bibyo byoona (gwe ab\'anjagala)
Nze ebirungi gwe ab\'abimpa (gwe ab\'abimpa)
Nze njagala gwe weeka (gwe ab\'anjagala)

\n

Yeah, olumu gwe n\'obula
Nenkuba essimu essimu yo nga tevuga, maama
Mukwano wanzita, yeah
Simanyi kikusumbuwa
Luli nze nalayira
Nalayira nti ndibeera naawe nnyaabula
Emyaka giyise
Ekiseera kiyise mukwano gwe ansumbuwa
Eno love n\'eruma
Nenkunoonya gyoli yonna maama n\'obula
Emikwano nentuma negikugamba
Ate ne ŋŋamba maama gibula
Mukwano yanguwa
Yanguwa omanye nti mukwano biruma
Gwe bw\'obeera gy\'osula
Manya nti nange gye nsula 
Ndi eno biruma aah
Walaayi biruma
Sala amagezi omponye mukwano biruma ah!
Ndoota ndi naawe
Nga ndi naawe eh!
Tuula la la la, oh yi!

\n

Mukwano gwe ab\'anjagala nze (gwe ab\'anjagala)
Nze ndi wuwo nzenna (gwe ab\'anjagala)
Ebirungi gwe ab\'abimpa (gwe ab\'abimpa)
Ne byenina bibyo byoona (gwe ab\'anjagala)
Mukwano gwe ab\'anjagala (gwe ab\'anjagala)
Ne byenina bibyo byoona (gwe ab\'anjagala)
Nze ebirungi gwe ab\'abimpa (gwe ab\'abimpa)
Nze njagala gwe weeka (gwe ab\'anjagala)

\n

Eeh, ow\'omukwano yanguwa
Yanguwa dear ewaka wagenda kuntama
Mukwano yanguwa sikyafuna tulo
Ogenda kuntama aah ah
Oh oh oh oh ah

\n

Jah Live

King Saha Singles