0:00
3:02
Now playing: Bambi

Bambi Lyrics by King Saha


Eliah Khis Music

Kati komya ekisa mukwano bambi onsika
Kati gwe bw’oseka eno gyendi bambi mpuba nfa
Nti bangi bampaga nti bambi omwana anina
Mukwano tonswaaza, bambi tonswaaza
Ooh wendi, mukwano wendi
Wendi, mu bingi wendi naawe
Njagala ne ntambula naawe, naawe
Mukwano binyuma ndi naawe, bambi naawe

Chorus:

Njagala gwe n’obeerawo
N’obeerawo, n’obeerawo
Buli lw’obeerawo
Nange mbeerawo
Njagala gwe n’obeerawo
N’obeerawo, n’obeerawo
Buli lw’obeerawo
Nange mbeerawo

Verse 2:

Nfubye nkuwe omukwano
Mu bungi bambi togaanaa
Bambi, bambi
Manyi nti bangi baakulumya
Naye nze ssi bwendi
Bambi, bambi…
Nkuweeki leero?
N’ebirala ntuma nze mbireete
Bambi, bambi
Njagala nkulabe nzekka
Nzekka nzekka nzekka
Bambi nzekka hmmm
Ne bwonaneetoolooza
Emirundi gyonna,
Gyonna gyonna oh

Chorus:

Njagala gwe n’obeerawo
N’obeerawo, n’obeerawo
Buli lw’obeerawo
Nange mbeerawo
Njagala gwe n’obeerawo
N’obeerawo, n’obeerawo
Buli lw’obeerawo
Nange mbeerawo

Verse 3:

Ahhh, nyumisiza obulamu naawe ehhh
Gwe naawe, saagala ate onjagale onkyawe
Ooh ensobi nzikola naawe
Ozikola naawe
Saagala ate ozeekwase naawe
Njagala obigambe naawe
Mbikugambe naawe
Gwe tubyegambe tunywere naawe, hmmm
Batulinze naawe
Twanguwe naawe
Bakimanyi nti tuli wamu nze naawe.

Chorus:

Njagala gwe n’obeerawo
N’obeerawo, n’obeerawo
Buli lw’obeerawo
Nange mbeerawo
Njagala gwe n’obeerawo
N’obeerawo, n’obeerawo
Buli lw’obeerawo
Nange mbeerawo

King Saha Singles