0:00
3:02
Now playing: Bberawo

Bberawo Lyrics by King Saha

Baby!
Am in love, am in love, am in love again
Am in love, am in love, am in love again (Crouch)
Baby, hey

Tonvangamu nkwetaga
Nakulaba dda, nze nga ndaba twesana
Njagala onsasule tube nga tetwebanjja
Ompe omutima nkuwe omutima, tulere emitima
I feel like am rotating (baby)
This time I'm sweating
My love for you is in plenty
My lover, my baby
Crouch maama, yangamba bw'oba ojja omwana
Jangu, n'oyo omwana
Alizala abaana, (hey hey eh)

I feel like I'm in love, baby wange beera awo (abo tebankanga)
I feel like I'm in love, baby gwe tovawo awo (baby tebantisa)
Baby wange beera awo
Njagala nkwagale, naye ng'otudde awo (era)
I feel like I'm in love, baby wange beera awo (abo tebankanga)
I feel like I'm in love, baby gwe tovawo awo (baby tebantisa)
Baby wange beera awo, era tubere awo

Olusi mbuza, why me?
Gwotadde ku minzaani
Baby, why me?
Ngamba mu bangi nz'ani!
Nyinza okwekyangakyanga
Ma-anyi n'okwefumbakula
Era, nze nerimbarimba (everyday! Naye ate)
Mu maaso go, ngenda ne ky'osalawo
Baby sikuvangamu oh eh
Era, ah yeah-yeah yeah
Baby, baby baby kati ondaba
Nsobola n'okwetiga, yadde olaba (ba-by)

I feel like I'm in love, baby wange beera awo (abo tebankanga)
I feel like I'm in love, baby gwe tovawo awo (baby tebantisa)
Baby wange beera awo
Njagala nkwagale, naye ng'otudde awo (era)
I feel like I'm in love, baby wange beera awo (abo tebankanga)
I feel like I'm in love, baby gwe tovawo awo (baby tebantisa)
Baby wange beera awo, era tubere awo

Baby olaba, ndi musajja atya nyo mukama
Baby olaba, ebya love mbitandise olaaba
Baby nze abakwagala sagala bantege ku baala
Nga ndeta awo, oyagala mutima nga ndeta awo
Nga nkuwa ng'oyagala naye tolumya
Baby mpulira ennyonta
Nsaba nsabe, amazzi ng'oleeta
Baby nkwagala ebyadala, ebitalimu na bulimba
Nze ani alajjana!
Baby nze ani akaaba!
Baby nze ani akulajanya!
Nze ani, nze ani akulwanya!

I feel like I'm in love, baby wange beera awo (abo tebankanga)
I feel like I'm in love, baby gwe tovawo awo (baby tebantisa)
Baby wange beera awo
Njagala nkwagale, naye ng'otudde awo (era)
I feel like I'm in love, baby wange beera awo (abo tebankanga)
I feel like I'm in love, baby gwe tovawo awo (baby tebantisa)
Baby wange beera awo, era tubere awo

About the song "Bberawo"

"Bberawo" is a song written and performed by King Saha. It was produced by Crouch at Jeeb Records, and released on December 31, 2016 through King's Love Entertainment.

King Saha Singles