0:00
3:02
Now playing: Money

Money Lyrics by King Saha


[Verse 1] Omanjja ki, nkuwadde omukwano mu kiro
Ononyaki, leero nze natodde ku dipo
Njagala nkulabe, nkulage kubyotanalaba
Nemala nkufuna, nkukubise ago amasanyalazze
Kiki kyotanalaba, manyi byotanafuna
Njagala kukulaga kubibala, ndi ninja biki byotanaloza
Kankwagale nze amanyi, ebirala bibyo yegwe amanyi
Nze ndi wuwo yegwe amanyi, kankubisse ebifananyi
Ekirala every time, I see you love
You make me fall in love
Get your iPhone, take a shot
Show them what you got

\n

[Chorus] Oli mulungi kale (ehhhh)
Osana kulya ku money (mbimale)
Nze njagala nkulabe (ehhhh)
Nze byona mbikole (mbimale)
Mwana gwe okimanyi (ehhhh)
Nze njagala gwe kale (mbimale)
Oli mulungi nyo (ehhhh)
Osana kulya ku money (mbimale)

\n

[Verse 2] Byotanalooza, namala nembiroza
Byotanaweza, namala nembiweza
Byebatakulaga, namala nembiraba ehh
I love you, manyi okimanyi ehh
I need you, eno amanyi mangyi ehh
Njagala mutima, njagala mutima ngende
Nze njagala ngukuwe, njagala ngukuwe ogejje
Owomerera, nzera wanzita dda
Nze buli wontunulira, mpomerera
Mukwano wamenya nffa era

\n

[Chorus] Oli mulungi kale (ehhhh)
Osana kulya ku money (mbimale)
Nze njagala nkulabe (ehhhh)
Nze byona mbikole (mbimale)
Mwana gwe okimanyi (ehhhh)
Nze njagala gwe kale (mbimale)
Oli mulungi nyo (ehhhh)
Osana kulya ku money (mbimale)

\n

[Bridge] Njagala nkulabe, nkulage kubyotanalaba
Nemala nkufuna, nkukubise ago amasanyalazze
Kiki kyotanalaba, manyi byotanafuna
Njagala kukulaga kubibala, ndi ninja biki byotanaloza
Kankwagale nze amanyi, ebirala bibyo yegwe amanyi
Nze ndi wuwo yegwe amanyi, kankubisse ebifananyi
Ekirala every time, I see you love
You make me fall in love
Get your iPhone, take a shot
Show them what you got

\n

[Chorus] Oli mulungi kale (ehhhh)
Osana kulya ku money (mbimale)
Nze njagala nkulabe (ehhhh)
Nze byona mbikole (mbimale)
Mwana gwe okimanyi (ehhhh)
Nze njagala gwe kale (mbimale)
Oli mulungi nyo (ehhhh)
Osana kulya ku money (mbimale)


King Saha Singles