0:00
3:02
Now playing: Sika Akati

Sika Akati Lyrics by Sama Sojah


Sama sojah sama sojah sama sojah
katonda yakutekamu ka camera akazuminga
Ebiseera byomumaaso
jendaga mumaaso go mwe byazuka
Kati nkugambe ntya
omannye daala nti wampamba
bino ebisenge byomutima gwo
wamenya kimu kimu tejalwana
kati ondimunda byonsuna mbiwulila
naye okiyita ki ekyo
buno obuyimba bwekuyiyiza
nsaba nyo bukutukeko eyo
uhhhhm uhhhhm
sika akati nkulembeele 
tombawala tutandiike
sika akati tonewala tusenvule
sika akati tombawala tutandike
sika akati tonewala tusenvule
nandiba sili mulungi kimala 
kumatiza ago maaso
nga nakalabo kenina
akasingayo value guno mukwano
katonda yakutekamu  minzani aka weyinga
obuzito bwo omukwano gwenina  ate 
nawe nopupikinga 
nze bwebalimbuza asinga okwambala
ndisoma linya lyo okigwanira
engule yabalungi bali kwambaza 
emisinde ja akati tulijiwangula aahaaah
sika akati nkulembele 
tambawala tutandike
sika akati nkulembeele 
tonewala tusenvule
sika akati tombawala tutandike
sika akati nkulembele 
tonewala tusenvule 
katonda yakutekamu ka camera akazuminga
ebiseera byo mumaaso gyendaga 
mumaaso go bwebyazuka
kati nkugambe ntya omannye 
daala nti wampamba
bino ebisenge byo wamanye
kimu kimu tebyalwana [ Herbert skills]
nze bwalimbuza asinga okwambala
ndi soma linya lyo kuba okigwanira
engule yabalungi bali kwambaza
nemisindde jakati tulijiwangula haahaa
kati ondimunda byonsuna mbiwulila
naye okiyita ki ekyo
sika akati nkulembere 
tombawala tutandiike
sika akati nkulebele
tonewala tusenvule
written by N.SHAKIRA

Sama Sojah Singles