Switi eyantolosa mu deeka
Olwaleero nkulaba nga banka
Leka nze nebaze ku Nampiima (Ayiyiyiyi)
Eyasombola nga obulabo gwengamba
Bwoba nga owakana mu buuza Badiru (Badiru)
Baaba Badiru
Yamanyi ne kibooko Maama zeyankuba
Nga ngoba diiru
Era nze wansanga ne kimuudu
Wambudambuda daali wanzibula namaso ago
Wanteeba kanya ka duuru
Wambudambuda daali wanzibula namaso ago
Ah ye, ah ye unh
Ah ye, ah ye unh
Ah ye, ah ye unh
Kati nyimba kokonyo
Nga bwenfuluma mu mulyango gwa Maama
Ngenze kusiba na mpombo
Nganzifumbira omulungi eyansima
Nyimba kokonyo
Nga bwenfuluma mu mulyango gwa Taata
Nze ngenze kusiba mpombo
Nganzifumbira omulungi eyansima
Mufumbire nzijure byayagala
Mbiteke ku sowani yebumba
Kacaayi ke nkatekemu ekyisubi
Nkateke mucikopo kyebumba