0:00
3:02
Now playing: For You

For You Lyrics by Winnie Nwagi


Nakugamba nja ′kulinda
Bukya nkulinda leero nkuzudde
A Winnie Nwagi
Nabagamba nja kulinda
Bukya nkulinda leero nkututte
Bomba on the beat

Clap your hands and love me let me know
Nze ndaga nti onjagala nnyo baby mend my broken heart
Nnyigira ku liiso ngoyita
Nsituuke nze ngoberereko
Its your love, I follow, I follow
Nsonga za love love
Mu supermarket ngulira ku apple
Omannyi ndi simple simple

Nebinkolerera si dipo, dipo
Nsonga za love, love
Mu supermarket ngulira ku apple, apple
Omanyi ndi simple, simple
Nebinkolera ssi dipo, dipo

My love is for you (for you)
Nafunyeyo nolunaku just for you
I belong to you (to you)
Nafunyeyo nolunaku just for you

Just because I belong to you
Kitegeeza tuvve mu byomu tube two
Give me love ojimpe bwomu
Siri mu byakatogo nze nnyumirwa bwomu
Am gonna love you day and night
Nga nkujukiza biri ebyasooka
Sigenda kwekyuusa
Nkulayirira kuba gwe onsaana
Nakugamba nja kulinda
Bukya nkulinda leero nkuzudde
Nabagamba nja kulinda
Bukya mulinda leero mututte

My love is for you (for you)
Nafunyeyo nolunaku jhus for you
I belong to you (to you)
Nafunyeyo nolunaku just for you

Nsonga za love love
Mu supermarket ngulira ku apple
Omanyi ndi simple simple
Nebinkolera si dipple dipple
Nsonga za love love
Mu supermarket ngulira ku apple
Omanyi ndi simple simple
Nebinkolera si dipple dipple

Love to computinge
Leero tu calculatinge
Byonna tu simplyfayinge
Omutima gu sortinge
I'm gonna love you day and night
Nga nkujukiza biri ebyasooka
Sigenda kwekyuusa
Nkulayirira kuba gwe onsaana

Ma love is for you (for you)
Nafunyeyo nolunaku just for you
I belong to you (to you)
Nafunyeyo nolunaku just for you

Yesso Oman Rafikie
Swangz avenue eyyeye
Browns music

Winnie Nwagi Singles